Amawulire

Amasasi Ganyooka e Makerere-Abayizi nga Bekalakaasa

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abayizi ba ku ttendekero e Makerere batanudde okwekalakaasa nga bawakanya okujingiriranga obnoero bwabwe kyebagamba nti kibakosa. Kati ebyokusoma bisanyaladde nga namasasi gawuliddwako nga ganyooka e Makarere nomukka ogubalagala. Abayizi bagamba basasula emitwalo 4 okuweebwa ID naye kitutte ebbanga nga tebazibawa. Ngennaku zomwezi […]

Okusima Omusenyu e Mukono Kwolekedde wa Kalisoliiso

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukubiriza wolukiiko lwa district ye Mukono Emmanuel Mbonye alangiridde entekateeka, okwekubira enduulu mu wofiisi ya kalisoliiso wa gavumenti ku kusima omusenyi okumenya amateeka okugenda maaso ku ttaka lya gavumenti mu ggombolola ye Mpunge. Kino kidiridde akakiiko akabangibwawo okugenda okunonyererza mu wiiki bbiri […]

Eddembe Lyabannamawulire Likyayongera Okusereba

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2017

No comments

olwaleero bannamawulire  okwetoola ensi bagasse awamu okukuza olunnaku lwe ddembe lyabwe olubaawo buli ngennaku zomwezi 3 mu mwezi gwokutaano. Ebibiina byamananamwulire ebyanjawulo wano gwanga bikuziza olunnaku luno. Kati ebimu ku byogerwako olwaleero werutukidde lye ddembe lyabannamawulire mu Uganda erigenze lisereba buli oluyita. Okusinziira ku kunonyererza […]

Amasanga gabakwasizza

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Poliisi mu disitulikiti ye Kitgum ekutte abantu 4 ne kilo z’amasanga g’enjovu kilo 61 nga gabalirwamu wakati w’emitwalo ana n’ataano. Bano baakwatiddwa ku kyalo Akilok nga era eyakuliddemu ekibinja kino Okong David amanyiddwa nga Ojara y’ategezezza nga amasanga gano bwe baagajje mu […]

Balandiloodi baganye okuzimba zi kabuyonjo

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Steven Ariong Ab’obuyinza mu municipaali ye Moroto mu disitulikiti ye Karamoja baleeta etteeka ekkakali okukwata ba landiloodi bonna abatalina zikabuyonjo. Meeya wa municipaali eno  Noah Ewaru  ategezezza nti bazze  balabula bananyini mayumba bano okusima obwamugwanya naye nga befuddle na nampulira zzibi nga abapangisa bambai […]

Bamusse lwakunywera sigala mu lujudde

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya  Simon Peter Emwamu Poliisi mu disitulikiti ye  Amuria eriko omusajja gw’ekutte lwabigambibwa nti asse munne eyamuliranye nga afuuweta sigala. Abeerabidde n’agaabwe bategezezza nti Stephen Ojulong bwebaabadde mu katawuni ke Wera yakubye munne Asuman Amenu ekiggo ku ssekalootera nebamuwa ekitanda gyeyafiiridde. Omu ku yeerabiddeko  Richard […]

poliisi etaasizza omubbi

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Mose Kyeyune Okuvaako e Jinja, Poliisi y’ebuweenge ewonyeza omuvubuka wa myaaka 18, okugajjambulwa abatuuze mu lumbe. Omuvubuka ono, nga ye Ayaga Rogers, kigambibwa nti yageze banne bakilidde emagombe okuziika, ye bwatyo kwekukakana ku ppiki-ppiki yabandi okugezaako okugibba kyoka n’akwatibwa lubona. Bino byonna, byabade ku […]

Abasse omubbi wa boda babakutte

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Mose Kyeyune E Kamuli, abatuuze ababadde batasalikako musale balumbye abeteberezebwa okuba ababbi ba ppikippiki 2, nebabakuba mizibu nebabaleka nga kibuyaga yakuunta. Ettemu lino, lyakoleddwa ku byaalo bibiri, okuli akabuga k’ekasambaira mu gombolola ya Bugulumbya e Kamuli, kyoka nga omulala baamulumbye ku kyaalo Bumwena nga […]

Abakadde bakukulumye lwa omuceere

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Eria Lugenda Abantu abaliko obulemu ku mibiri awamu n’abakadde mu district ye Kayunga balaze obutali bumativu kulwengeri minisita omubeezi owatekinologiya nebyuuma bikalimagezi Idah Nantaba gyeyagabyeemu omuceere ogwasindikiddwa office ya  Sabaminisita mu Kayunga,gyebagambye nti yabaddemu kyekubila nokubasosola. Abakadde nabaliko obulemu basinzidde mulukiiko lwaabwe lwe baakubye […]

Museveni agumizza ku by’okwerinda

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

  Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta  Museveni asabye bannayuganda bonna okusigala nga bakkakamu yadde waliwo obutali butebenkevu mu bitundu by’eggwanga ebyenjawulo. Pulezidenti bweyabadde ku mikolo gy’okukuza olunaku lw’abakozi olunaku lw’eggulo e Pallisa yategezezza nti okukuuma obutebenkevu kiri ku mwanjo nyo ku birubirirwabye. Pulezidenti Museveni y’ategezezza nti […]