Amawulire
Olukiiko luddamu okutuula
Bya ShamimNateebwa Olukiiko lwa Buganda luddamu okutuula olunaku olwaleero nga ebintu ebigenda okusibwako essira kwekuli ensonga ya Kyapa mu ngalo ,okusalira amagezi enjala ani amuwadde akatebe,wamu nebilala binji ebizze bigwawo. Okusinzira ku mukubiriza wolukiiko lwa buganda owekitibwa Nelson Kawalya olukiiko lwakutandiika saawa nya nga ababaka […]
Olutalo ku Batalina Kabuyonjo mu Disitulikiti ye Amudat
Bya Steven Ariong Omwana owobuwala nga’naaba engalo oluvanyuma lwo’kuva mu kabuyonjo Ekizibu kya’batuuze obutaba na kabuyonjo mu district ye Amudat mu bitundu bye Karamoja kigenze kikendeera kati ebibalo biraga nebitundu 25%. Okusinziira ku mulondoozi we’byobulamu mu disitukiti eno Simon Elimu wabaddewo olutalo olwamanyi okwagazisa abatuuze […]
Abasomesa ba Gavumenti e Mukono Balabudde Okwekalakaasa
Bya Ivan Ssenabulya Abasomesa ba gavumenti mu district ye Mukono bambalidde gavumenti ku musaala gwabwe ogw’omwezi oguwedde ogwo’kuna bagamba gwebatanafuna. Abasomesa bano abegattira mu kibiina kya Uganda National Teachers Union bategezezza nti bulijjo ssente zaabwe zibaweebwa obutasukka ng’ennaku zomwezi 28, wabula twayingidde omwezi omulala naye […]
Akabenje Akalala Kulwe Masaka mu Lunnaku Lwerumu
Bya Malikih Fahad Oluvanyuma lwakabenje akaguddewo omufiridde abantu 7 ku luguudo lwe Masaka, nate waliwo akabenje akalala akaguddewo omufiridde omuntu omu mu district ye Lwengo ku luguudo oluva e Mbabara okudda e Masaka. Akabenje kano kabadde mu bitundu bye Kyangoma mu district ye Lwengo oluvanyuma […]
Ebibanda Bya Zzaala Bigaddwa mu Kampala
Bya Damlie Mukhaye Ebibanda bya zzaala 10 byebyagaddwa mu Kampala nga bibadde bikolera wabweru wamateeka okusinziira ku bobuyinza. Bino bigaddwa mu bikwekweto ebigenda maaso nagabolukiiko olvunayizibwa ku mizannyo egyokutebereza olwa Lotteries and Betting Regulatory Board batalaaga ebitundu bye gwanda ebyenjawulo. Akulira olukiiko luno Edgar Agaba […]
Abantu 7 Bafiridde mu Kabenje nate kulwe Masaka
Bya Samuel Ssebuliba Egimu ku mirambo ku kabangali ya poliisi nga gyitwalibwa mu gwanika. Abantu 7 bafiridde mu kabenje akagudde e Mpugwe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka mu kiro ekisezza olwaleero. Akabenje kano kaguddewo mu matumbi budded ku ssaawa nga 6 nekitundu […]
Akakiiko ke Ddembe Kanonyereza ku Poliisi
Bya Damalie Mukhaye Akakiiko ke ddembe lyo’buntu mu gwanga aka Uganda Human Rights Commission kabakanye nokunonyereza ku byogerwa nti poliisi ate yeli emabega we ttemu erigenda maaso mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo, ngekolagana nabo abagenda batigomya bann-Uganda. Ssentebbe wakiiko Hajih Medi Kaggwa ategezezza nti basitukiddemu […]
Omusomesa akutte baasa amataayi
Bya Eria Lugenda Nga olwaleero amasomero okwetoloola eggwanga lwegawumuza abayizi mubutongole,omusomesa mu district ye Kayunga asiiwuuse empisa nakwaata Burser w’essomero amataayi nga amulanga butamusasula musaalgwe. Teddy Akumu atemera mugyobukulu 28 nga musomesa kussomero lya Noble Hill P/S elisangibwa e Namagabio mu Kayunga Town Council yaakedde […]
Abasala abawala mu mbugo bakyusizza mu nkola
Bya Steven Ariong Oluvanyuma lwa gavumenti okwongera okutabukira abakechula abawala mu mbugo, mu disitulikiti ya Amudat abasala abaana bano ab’obuwala kati bazze nankuba mpya kuwudiisa ab’obuyinza. Mu bitundu bye Karamoja bano kati bakyusizza emyezi mwebasalira abawala okuva ku gimanyiddwa . Kansala w’abakyala mu disitulikiti Docus […]
obutimba bw’ensiri bukwata nswa
Bya Steven Ariong Ab’ebyobulamu mu disitulikiti ye Nakapiripirit district mu bitndu ye Karamoja kawefube waabwe ow’okulwanyisa omusujja gw’ensiri yandigwa butaka olw’abatuuze butamanya mugaso gwabutimba bw’ensiri . Abatuuze bano obutimba obwabaweebwa okwebikka bawone okulumibwa ensiri ezireeta omusujja kati babukozesa kukwata nswa. Omuze guno guli nyo mu […]