Alipoota

Kizuuse nga masekati ku bannayuganda tebalina kyakulya.

Ivan Ssenabulya

March 1st, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo okunonyereza okukoleddwa nezisuuka nga masekati ku bannayuganda  tebalina nsimbi zakwebeezawo, era nga  tebalina na kyakulya kyamisana na kyagulo. Kuno okunonyereza kwakoleddwa  ekibiina ekya Twaweza, nga kwalaze  nti ebitundu 84% kubannayuganda sibasanyufu n’engeri eby’enfuna bya uganda gyebidukanyizibwamu. Bwabadde afulumya alipoota eno Marie […]

Babatutte mu kkooti

Ali Mivule

October 22nd, 2013

No comments

Waliwo ekibiina  ky’obwanakyewa ekisazeewo okuwawalawala govt okutuka  mu mbuga za mateeka, nga eno bagiranga kuviirako kufa kw’omukyala eyabadde agenda okuzaala. Florence Nakamya kakano omugenzi ,yafa ku lunaku lwa Sunday, nga kigambibwa nti ono yalemererwa okusonda ensimbi ezaali ez’okumukolako mu kuzaala . Kati getufunye gooleka nga […]

Amazzi gamututte

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Omugoba wa bodaboda abadde ayimiridde okumpi n’omwala amazzi gamututte. Omusajja ono tategerekese mannya abadde ayimiridde ku luguudo lwa kafumbe mukasa. Abeerabiddeko n’agaabwe  bagamba nti babadde bayimiridde okumpi n’omwala ku mulyango okuyingira mu ka paaka ka bassaja basajjabalaba. Bano bagenze okulaba nga munaabwe asilittuka agwa mu […]