Olwali

Omulwadde omukyamu alongoseddwa obwongo.

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2018

No comments

Bya musasi waffe. Mu gwanga lya Kenya waliwo abasawo abagobeddwa, nga kigambibwa nti ono aze kumulwadde omukyamu n’amulogoosa obwongo, kyoka nga sigwabadde alina okukolako. Amawulire getufunye okuva ku mukutu gwa Standard media ogwa Kenya gulaga nga  abagobedwa bwekuliko  abakola mukifo omulongosebwa abantu, ko ne nurse  […]

Bannasayansi bayiiyiza akapiira akaliko compyuta.

Ivan Ssenabulya

November 29th, 2017

No comments

Bya samuel ssebuliba.   Mu Bungereza abakugu mu by’okunonyereza baliko akapiira ka kalimpitawa kebayiiyiza nga kano omuntu bwakambala alina obusobozi obusoma ebyafaayo by’omuntu akambadde nadala abakyala beyakegatta nabo, amaanyi g’ekisajja gaalina, kko n’obukodyo bwakozesa, kko nebirara. Obupiira buno obutuumidwa i.Con, buliko ka Application akakwatagana ne […]

Omubaka we Kyadondo leero asula mu uganda.

Ivan Ssenabulya

November 13th, 2017

No comments

Bya Samuel ssebuliba.   Wetwogerera nga  omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi wine atekateeka kulinya nyonyi leero okudda mu uganda okuva mu Dubali gyali kakano. Kinajukirwa nti Kyakulanyi ono amaze e sabiiti namba nga atabaala amawanga okubadde  South Africa ne Unite Arab […]

Amandaazi gamuzirisizza

Amandaazi gamuzirisizza

Ali Mivule

February 9th, 2016

No comments

Omusajja eyetabye mu mpaka z’okudduka ng’alya akutuse omutima n’afiirawo Jeff Woods ow’emyaka 58 yeetabye mu mpaka ezategekeddwa abatunda eby’okulya ng’omuntu adduka bw’alya donat 12 okumalako mailo bbiri n’ekitundu. Omusajja ono atuuse wakati n’afuna obulumi mu kifuba era ekiddiridde kuzirika n’afa nga bino bibadde mu North […]

Yerabidde mukyala we ku mafuta

Yerabidde mukyala we ku mafuta

Ali Mivule

January 19th, 2016

No comments

Omusajja abadde ne mukyala we mu motoka nebakyaama okunywa amafuta amwerabidde bw’avuddemu okweyamba Omusajja ono ategerekese nga Walter abadde adda waka mu ggwanga lya Argentina n’ayimirira okunywa amafuta Omusajja agenze okweyamba ate omukyala n’akyaama okugulayo obw’okulya kyokka omusajja olukomyeewo asimbudde motoka.

Akungubaze na mmere

Akungubaze na mmere

Ali Mivule

January 6th, 2016

No comments

Abantu balaga enyiike mu ngeri za njawulo nnyo. Kati omusajja atasobodde kuziika jjajja we asazeewo kugenda mu woteeri n’alya emmere gy’asinga okwagala n’omwenge. Omusajja ono asoose kulya n’aggumira olwo n’atandika okupiika enkangaali n’okwekubya ebifananyi by’asizza ku mutimbagano ng’ategeeza abantu nti asazeewo kukungubaga bw’ati Bangi abalese […]

Abakaabi bongezza ebisale

Abakaabi bongezza ebisale

Ali Mivule

December 10th, 2015

No comments

Ekibiina ky’abakaabi ekya Kumasi funeral services kyongezezza ebisale by’okukaabira ku mikolo oluvanyuma lw’okubinikibwa emisolo emipya Akulira ekibiina kino ekisimbye amakanda mu Ghana, ategeezezza nti bamaze emyaka etaano nga tebongeza bisale kyokka nga kati kibasusseeko. Omukulu ono agambye nti bassa ensimbi nyingi mu kutendeka abakaabi  okusobola […]

Giraasi etambudde yokka

Giraasi etambudde yokka

Ali Mivule

December 9th, 2015

No comments

Ababadde baweereza pulogulaamu bakanudde amaaso wakati mu kutya  oluvanyuma lw’ogugambibwa okubeera omuzimu okutandika okutambuza gulaasi mwebabadde banyweera amazzi. Giraasi eno etandise okutambula yokka okwetoloola emeeza kyokka wakati mu kutya teri avuddeu kigambo. Bibadde mu ggwanga lya Hondurus

Amukubye akakondo ku mutwe

Amukubye akakondo ku mutwe

Ali Mivule

December 7th, 2015

No comments

Omukazi amazeeko abantu ebyewungula bweyayambudde akakondo n‘akakompola omusajja abadde amukwana mu mutwe. Abantu ababadde mu ka restorant beebarabye ng’akagatto kabayitako ekikumi nekatuukira ku musajja ssabakwanyi Akagatto kano kakutte omusajja n’ayiika omusaayi. Omukyala ono olumaze akimye bulungi akagatto ke n’akambala olwo n’atambula neyeyongerayo Biri Bungereza

Akozze lwa lulenzi

Akozze lwa lulenzi

Ali Mivule

November 26th, 2015

No comments

Omukazi abadde omuzito ekisusse asaze kiro 16 muganzi we bw’amukyaaye. Omukyala olw’omukwano n’emmere buli lunaku abadde agejja ekyavuddeko muganzi we okumuddukako Ono kati alwana kusala buzito kulaba nti addamu okuwangula olulenzi.