Amawulire

URA ewangudde Coffe United 2-1

Ivan Ssenabulya

September 13th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira URA FC bawnagudde Coffe United FC, eye Ethiopia 2-1 mu mpaka za CAF Confederations Cup. Guno gwemupiira ogusoose, nga gubadde ku kisaawe kya St Mary’s e Kitende. Steven Mukwala yategedde URA goolo zombi atenga William Solomon yeyatebedde abagenyi gooli gyebafunye mu mupiira […]

Executive ya SC Villa bangyongedde ekisanja

Executive ya SC Villa bangyongedde ekisanja

Ivan Ssenabulya

September 6th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abaddukanya tiimu ya SC Villa oba Trustees, bongedde ekisanja eri, olukiiko olwa Executive okujira nga bakulembera emyezi 3. Mu kiwandiiko ekivudde ewssentebbe wolukiiko olwabammemba ba Villa bano bagenda kukulembera nga bwebatekateeka tiimu olwa liigi egenda okutandika nga 15 October. Bino webijidde nga […]

Semi-Fayinolo za Uganda Cup zaamwezi gujja

Semi-Fayinolo za Uganda Cup zaamwezi gujja

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Abaddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga aba FUFA, balangiridde ennaku ezokusambirako semi-finals za 2020/21 Stanbic Uganda Cup nentekateeka egenda okugobererwa. Empaka zino zakuberawo nga 21 nenkeera waalwo nga 22 Sebutemba 2021, era empiiira gyonna gyakusambibwa omulundi gumu, tewajja kuberawo mupiira ogwokuddingana, nga bwekibaddenga. […]

Express FC bajirangiridde ku buwanguzi

Express FC bajirangiridde ku buwanguzi

Ivan Ssenabulya

June 30th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, Federation of Uganda Football Associations (FUFA) balangiridde tiimu ya Express FC ku bunwaguzi nga ba nantameggwa ba liigi mu sizoni eno eyo’mwaka 2020/21. Kino kyadiridde gavumenti okulangirira omuggalo gwa COVID-19, omwajidde ebiragiro ebyakosezza nebyemizannyo. FUFA esinzidde mu […]

Onyangu anyuse omupiira gwa tiimu ye gwanga

Onyangu anyuse omupiira gwa tiimu ye gwanga

Ivan Ssenabulya

April 13th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Kapiteeni wa tiimu y’egwanga the Uganda Cranes Denis Onyango anyuse omupiira ku tiimu y’egwanga. Onyango yawandikidde ekibiina ekitwala omuzanyo gw’okupiira mu gwanga ekya FUFA ngabategeeza ku kusalwo kwe. Kino wekijidde nga waliwo okusika omuguwa wakati wa pulezidenti wa FUFA Moses Magogo n’abasambi […]

Omubaka Ssewanya nate waakuvuganya kukya pulezidenti wa FUFA

Omubaka Ssewanya nate waakuvuganya kukya pulezidenti wa FUFA

Ivan Ssenabulya

April 12th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Omubaka wa Makindye West, Allan Ssewanyana yegasse mu lwokaano, ku kifo kya Pulezidenti wa FUFA, ekibiina ekiddukany omuzannyo gwomupiira mu gwanga. Ssewanyana akoze okulangirira kuno mu lukungana lwa banamawulire, lwatuzizza ku wofiisi ye e Makindye. Bino webijidde nga nabadde mu kifo kino, […]

Cranes yetegese

Cranes yetegese

Ivan Ssenabulya

March 29th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Tiimu ye gwanga the Uganda Cranes, eri mu mbeera nnungi era bawera okufuna obuwnaguzi mu mupiira gwa Malawi, eggulo lino. Kino kikakasiddwa omwogezi wa FUFA, ekibiina ekiddukanya omupiira mu gwanga, Ahmed Hussein. Uganda yetaaga maliri atenga Malawi erina okuwangula omupiira guno bwenaaba […]

Aba FUFA batanzizza Kasingye obukadde 2 n’ekitundu

Aba FUFA batanzizza Kasingye obukadde 2 n’ekitundu

Ivan Ssenabulya

March 4th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, FUFA okuyita mu kakiiko akakwasisa empisa basalidde ssentebbe wa tiimu ya Police FC Asan Kasingye engasi ya bukadde 2 nekitundu olwokumenya amateeka gomuzannyo. Kino kyadiridde Kasinye okuyita ku mitimbagano, nalumiriza ba difiri obwa kyekubiira ku mupiira […]

Jonathan McKinstry bamuwumuzza omwezi mulamba

Jonathan McKinstry bamuwumuzza omwezi mulamba

Ivan Ssenabulya

March 3rd, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, ekya FUFA bawumuzza omutendesi wa team ye gwanga the Cranes, Jonathan Mckinsyry okumala omwezi mulamba oluvanyuma lwobutakola bulungi mu mpaka zokusunsula abanazannya AFCON. Mu kiwandiiko ekivudde mu FUFA, bagamnbye nti McKinstry yalina emipiira ebiri gyeyali atkeddwa […]

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Abakulembeze bayozayozezza Hippos

Ivan Ssenabulya

March 2nd, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Omukulembeze w egwanga Yoweri K. Museveni ayozayozezza, tiimu yabaana battu aba Hippos olwobuwnaguzi bwebatuseeko bwebakubye Tunisia goolo 4-1, nebayitawo okwesogga finolo za African Cup of Nations, eyabali wansi w’emyaka 20. Museveni ayise ku Twitter nagamba nti kino kiwa Uganda essuubi, okuwangula ekikopo […]