MENU
Bya Ndaye Moses, Kaliisoliiso wa Gavumenti Betty Kamya alabudde abakozi ba gavumenti abasookerwako obutakozesebwa banne mu kwenyigira mu nguzi. Agamba nti bambega, bwebatandika okunonyereza ...
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina ekivuganya gavumenti ekya National Economic Empowerment Dialogue-NEED kisabye aba-maddiini amalala okwegatta ku Basiraamu okutaasa ebintu byabwe. Kino kiddiridde ...
Bya Ruth Anderah, Kkooti yé Nakawa eyongedde okusindika ku alimanda ateberezebwa okuba omuduumizi wa ADF Kyoto Abdul-Rashid amanyiddwa nga Njovu agambibwa okutta abalambuzi babiri ne dereeva ...
Bya Ronald Ssenvuma, Omubaka omukyala owa Kampala, mu lukiiko lwéggwanga olukulu, Shamim Malende agamba nti gavumenti essanye okusaawo enteseganya wakati w’abasubuuzi nayo okusobola okutema ...
Bya Ruth Anderah, Abakkesi mu byokwerinda babiri basimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti ya Buganda Road Siena Owomugisha ne baggulwako omusango gumu ogw’obubbi n’okwekobaana okuzza omusango.
Bigzone
07:00 pm
Dembe Fm ekuletedde Omuziki na amasanyu awo mukitundu kyo. Jangu okyakaleko na bawereza bo abenjawuulo okuva ku Dembe Fm ku lw’okutaano nga 29/04/2016 ...