Amawulire

Obuyiiya mu kutereka ssente bubuno ‘WhatsApp Banking’

Obuyiiya mu kutereka ssente bubuno ‘WhatsApp Banking’

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga BannaYuganda basabiddwa okwettanira enkola eya whatsapp bankin, obuyiiya obujja obwaleteddwa mu byokutereka ssente okuyita ku mitimbagano. Sarit Raja, akulira ebyensimbi n’emirimu mu kampuni ya I&M mu kitundu kyobuvanjuba bwa Africa, agambye nti kitundu kyomwaka 2021 eisoose wabaddewo okweyongera mu magoba okutuuka ku […]

Abasubuzi balajana egwanga obutalizaayo mu muggalo

Abasubuzi balajana egwanga obutalizaayo mu muggalo

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses Abaddukanya zzi business entonotono basabye gavumenti obutazaayo gwanga mu muggalo guli omukambwe, ngogwaliwo omwaka oguwedde. Bano bagamba nti waddenga emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe gyongedde okulinnya, kinaaba kibi nnyo eri ebyenfuna okusiba abantu bonna obutakola. Wetwogerera ngomukulembeze we’gwanga yaggala entambula eyolukale okuva […]

Okubala ebisolo kutandise olwaleero

Okubala ebisolo kutandise olwaleero

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ekitongole kyebibalo mu gwanga, Uganda Bureau of Statistics olwaleero bagenda kutandika okubala amagana, okwetoloola egwanga lyonna. Kati aba UBOS bakolaganye ne minisitule yebyobulimi, obuvubi nobulunzi mu ntekateeka eno, okusobola okukakasa omuwendo gwabyo omutuufu okubitegekera nokubiddukanya obulungi. Okusinziira ku Edgar Mbahamiza, akulira ebyamawulire […]

BCU baakutondawo ebifo webakunganyiriza emwanyi

BCU baakutondawo ebifo webakunganyiriza emwanyi

Ivan Ssenabulya

April 25th, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Bugisu Cooperative Union (BCU) bakutnadika okutondawo ebifo, mu bitundu bye gwanga ebyenjawulo, webakunganyiza emwanyi. Kino kigendereddwamu okwongera amaanyi mu mirimu gyabwe, nokutaasa abalimi ababaddde babbibwa ba kayungirizi. Kino kyatukiddwako mu ttabameruka wekibiina kyonbwegassi kino, eyatudde mu Industrial City Division mu kibuga e […]

Tekinologiya yetagisa okulondoola aba zaala

Tekinologiya yetagisa okulondoola aba zaala

Ivan Ssenabulya

April 20th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Ekitongole ekirondsoola emizannyo gya zaala mu gwanga, National Gaming Board Uganda bagamba nti betaaga obuwumbi 6 nobukadde 400 okulondoola amakampuni, nebibanda bya zaala engeri gyebakolamu emirimu. Bano bagamba nti abamu balangirira ebibakatako ebikyamu, okusobola okuwa omusolo omutono eri gavumenti. Kati akaulira ekitongole kino, Janet […]

Abasawo b’ebisolo bagala minisitule bagyawule

Abasawo b’ebisolo bagala minisitule bagyawule

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2021

No comments

Bya Ndaye Moses Abasawo b’ebisolo basabye gavumenti eddemu, okutereeza minisitule yebyobulimi okuzawula, zisobole okwetngererea nokukola obulungi emirimu. Mu mwaka gwa 1993 olukiiko lwaba minisita lwayisa ekiteeso okugatta minisitule yebyobulimi, ku yobulunzi nobuvubi, awamu. Wabula abadde pulezidenti wa Uganda Veterinary association Dr. Sylvia Baluka agambye nti […]

Entalo z’ebisolo n’abantu zeeyongedde

Entalo z’ebisolo n’abantu zeeyongedde

Ivan Ssenabulya

March 31st, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ekitongole ekirera obutonde bwomu ttale, Uganda Wildlife Authority (UWA) kitegezezza nti obukubagano wakati wabantu nobutonde bomu ttale, bweyongedde 50%. Bwabadde ayogerera mu lukiiko olutudde olwabakwatibwako mu Kampala kungeri yokussa mu nkola etteeka eppya erya Community Conservation Policy 2019, ssenkulu wa UWA, Sam […]

Omukago gwetaaga okutondawo East African Airline

Omukago gwetaaga okutondawo East African Airline

Ivan Ssenabulya

March 30th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omwagzi wa Africa omututumufu, era omutapusi wensonga zebyobufuzi Prof Patrick Lumumba, asabye nti kampuni ze nnyonyi mu mawanga ga East Africa zonna zigatibwe, okutondawo kampuni emu eyobuvanjuba bwa Africa. Agambye nti kampuni okuli Kenya Airways, Air Tanzania, Uganda Airlines, Rwandair ne Air […]

Okuttibwa kw’empologoma: UWA etaddewo obukadde 10

Okuttibwa kw’empologoma: UWA etaddewo obukadde 10

Ivan Ssenabulya

March 22nd, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ekitongole kyobutonde bwomu ttale, Uganda Wildlife Authority bataddewo obukadde 10, eri omuntu yanna anabawa amwulire aganabatuusa ku banatu abase eempologoma 6 wiiki ewedde. Mu gandaalo lya ssabiiti,empologoma zino zasangiddwa nga nfu nga nebimu ku bitunu byazo byajiddwamu, nga bino byabadde mu kkumiro […]

Palamaneti eyisizza ebbago lye mwanyi

Palamaneti eyisizza ebbago lye mwanyi

Ivan Ssenabulya

March 19th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Palamenti, eyisizza ebbago erya National coffee bill omulundi ogwokubiri. Ebbago lino lirungamya ku nnima nobusubuzi bwe mwanyi, nga mwajiramu nekyokuwandiisa abalimi be mwanyi. Lyali lyayisbwa mu August wa 2020 okusikira eteeka erya Uganda Coffee Development Authority Act, 1991. Wabula omukulembeze we gwanga […]