Amawulire

Akukusa amasanga bamusibye emyaka 20

Akukusa amasanga bamusibye emyaka 20

Ivan Ssenabulya

March 12th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe David Awili, owemyaka 47 bnga mutuuze we Angwee, mu distuliiti ye Abim bamusindise mu nkomyo yebakayo emyaka 20 oba okuwa engasi ya bukadde 12 oluvanyuma lwemisango gyokusangibwa namasanga. Ono bamusanga namasanga genjovu, Kiro 41 nokusoba. Omulamuzi, akulira kooti ewozesa emsango gyobutonde bwomu […]

Burundi nayo eweze kasooli

Burundi nayo eweze kasooli

Ivan Ssenabulya

March 10th, 2021

No comments

Bya BBC Minisitule yebyobusubuzi mu gwanga lya Burundi baweze kasooli nobuwunga bwa kasooli, ebiva mu mawanga amalala, okumala ebbanga lya myezi 6, nga kino bagamba nti kyatandise nga 8 March. Mu kiwandiiko ekivudde mu minisitule eno, bagambye nti bazudde nga kasooli asinga ava aebweru we […]

Abebyokwerinda baboye ente 20 e Kalungu

Abebyokwerinda baboye ente 20 e Kalungu

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Ab’ebyokwerinda mu disitulikiti ye Kalungu baliko ente zebakutte ezisoba mu 20, nga kigambibwa nti babadde baziggye mu gwanga lya Tanzania, songa eno balangirirayo kalantini. Akuliddemu ekikwekweto kino Barnabus Rugyenda okuva mu ministule yebisolo agambye, nti ente ezikwatiddwa ziriko obulambe bwe Tanzania. Rugyenda […]

Gavumenti eyagala kuwooza abajjayo ssente mu bbanka

Gavumenti eyagala kuwooza abajjayo ssente mu bbanka

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Minisitule yebyensimbi eriko ekiteeso kyeyetisse, okutandika okuwooza buli ssente enkalu omuntu zajjayo mu bbanka. Mu bbaluwa eyawandikiddwa omumyuka womuwandiisi we gwanika lye gwanga Patrick Ocailap nga 9 February 2021, basabye gavana wa banka ye gwanga enkulu Tumusiime Emmanuel Mutebile abawe okuwabula kwe […]

Ab’e Mukono balwanira ttaka lya lufula

Ivan Ssenabulya

November 1st, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi Mukono yayitiddwa okukakanya embeera ng’entabwe, oluvanyuma lwenkayana ze ttaka ku ttaka lya lufula mu kibuga. Eno abasaveya, ababadde bazze okupunta poloti okutudde lufula ekyajje abasubuzi mu mbeera. Poloti eno esangibwa mabaga wskatale ak’omu Kikko e Mukono, nga ya Kayitiro Binaisa. Kati […]

Abe Rakai bemulugunya olw’okulwawo okubaliyirira

Abe Rakai bemulugunya olw’okulwawo okubaliyirira

Ivan Ssenabulya

October 28th, 2019

No comments

Bya Malikh Fahad Abatuuze mu disitulikiti ye Rakai mu bitundu omugenda okuyita omudumu gwamafuta, bavuddeyo okwemulugunya olwokulwawo okubaliyirira. Bano baabadde mu lukiiko olukwata ku buttoned bwensi negeri enkulakulana eno gyegenda okuosaamu ekitundu olwatudde ku kisaawe kye Lwanda, nebatuuse okwemulugunya kwabwe. Polojekiti eno eya East Africa […]

Abasubuzi bekalakaasa lwa Namirembe loodi

Abasubuzi bekalakaasa lwa Namirembe loodi

Ivan Ssenabulya

September 20th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abasubuzi mu Kampala bavudde mu mbeera nebekalakaasa, nga bawakanya entekateeka ya KCCA, okutondawo enguudo zabebigere, okutatambulire mmotoka. Bano okuli nabe mmotoka ezitikkula ebyamaguzi bagamba nti entekateeka eno, egenda kubalemesa okukola batuuke nokuva mu kibuga. Kati bayise ba minisita okuli owa Kampala nowebyentambula […]

Abámata bemulugunya eri gavumenti

Abámata bemulugunya eri gavumenti

Ivan Ssenabulya

August 27th, 2019

No comments

Bya Prosy Kisakye Abasubuzi bamata wansi wekibiina ekibagatta ekya Livestock Development Forum, bavumiridde gavumenti, olwokuleka abasiga nsimbi okusaalawo ebbeyi yamata mu gwanga. Ssentebbe wekibiina kino Ben Twine agambye nti embeera eno, ebaviriddeko okukoleranga mu kufiirwa. Ono agambye nti kampuni 11 zezilongoosa amata mu gwanga, wabulanga […]

Abalimi baweereddwa amagezi

Abalimi baweereddwa amagezi

Ivan Ssenabulya

August 24th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Amyuka omukwanaganya w’entekateeka ya gavumenti eya bonna bagaggawale eya operation wealth creation Lt Gen Charles Angina awadde abatekateeka okuyingira ekisaawe kye by’obulimi amagezi okweyambisa amapeesa asatu okuli eryo kwewaayo, okulemerako ne nneyisa okusobola okunoga enusu mu mulimo guno. Angina agamba nti omuntu […]

UNBS erabudde ku bizigo byebawera

UNBS erabudde ku bizigo byebawera

Ivan Ssenabulya

August 23rd, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ekitongole ekirondoola omutindo gwebyamaguzi ekya Uganda National Bureau of Standards kyongedde okunyweza ekoligo, lyebateeka ku bika byebizigi 50 ebiirmu ekirungo kya mercury ne hydroquinone. Omwogezi wa UNBS Barbara Kamusiime agambye nti ebizgo bino, byabulabe kubanga byerusa atenga byinza nokuvaako ebirwadde byolususu. Ono […]