Ebyobusuubuzi

Babakutte lw’akutunda ddagala lyabirime effu

Babakutte lw’akutunda ddagala lyabirime effu

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2019

No comments

Bya Sadat Mbogo Abantu 2 bebakwatiddwa mu bitundu by’e Mpigi nga basangiddwa nga batunda eddagala ly’ebirime erijingirire. Abakwatiddwa kuliko Alex Mugisha ne Justine Nannyonga nga kati bakuumibwa mu kaduukulu ka poliisi e Mpigi. Bano bakwatiddwa mu kikwekweto ekikulembeddwa ab’ekitongole ekirondoola omutindo gw’eddagala ly’ebirime okuva mu […]

Butuluuki yakuwagira Uganda mu sayaansi ne technologia

Butuluuki yakuwagira Uganda mu sayaansi ne technologia

Ivan Ssenabulya

July 7th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omubaka wa Butuluuki mu Uganda Fikret Kerem asabye bannayuganda okwongera okwettanira entekateeka za sayaansi ne tekinologiya nga kino ky’ekiyinza okuyambako abayizi okuvaayo ne bippya ebiyinza okukendeeza ku bbula ly’emirimu mu ggwanga. Bino ya byogeredde ku ttendekero lya Basiraamu erya Islamic university in […]

Abakozesa balabuddwa ku yinsuwa y’ebyobulamu

Abakozesa balabuddwa ku yinsuwa y’ebyobulamu

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abakozesa abanebalama okusasulira abakozi baabwe ensimbi eza yinsuwa yebyobulamu eye gwanga baakusasulanga engasi, nga bazikubisizaamu emirundi ebiri. Olukiiko lwaba minister gyebuvuddeko lwayisa ebbago erya National Health Insurance Scheme Bill eryomwaka 2019, ngesaaw ayonna ligenda kuletebwa mu palamenti okutesebwako. Muno buli mukozi owemyaka […]

Olunnaku lw’obwegassi lutuuse

Olunnaku lw’obwegassi lutuuse

Ivan Ssenabulya

June 27th, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe BannayUganda basabiddwa obutasulirira bwegassi lwebanasobola okutuuka ewala. Omulanga guno gukubiddwa minister ow’ebyobusubuzi amakolero nobwegassi Amelia Kyambadde, wakati mu kwetegekra aolunnaku lwebibiina byobwegassi, olunakwatibwa nga 7th July 2019. Bino abigetegezza banamawulire ku meadia Center wano mu Kampala, ngagambye nti mu gwanga mulimu ebibiina […]

Bannannyi mayumba e kawempe bakukulumye

Bannannyi mayumba e kawempe bakukulumye

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye, Bannanyini mayumba mu division ye kawempe si bamatiivu eri olukiiko olwayitiidwa abadukanya ekibiga aba Kampala capital city authority okubaganya ebirowoozo kubutakanya kumusolo gw’amayumba ogumanyidwa nga property rate tax. Bano mu kwogerako ne radio eno bategezezza nga olukugaana bwerwabadde olw’okutema empenda kubutya bwe […]

Abwakabaka butadde amaanyi mu bwegassi

Abwakabaka butadde amaanyi mu bwegassi

Ivan Ssenabulya

June 14th, 2019

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abakulembeze b’obutale bwa Ssaabasajja Kabaka basisinkanye ninisita ow’obwegassi, ettaka, obulimi n’obutonde bwensi, Hajjat Mariam Mayanja Nkalubo n’omumyuka we Hajji Amis Kakomo ku Bulange e Mengo. Ebismbiddwako amannyo mu nsisinkanye eno, ebadde egenderedde okussaawo ebibiina by’obwegassi mu bantu naddala abakolera mu butale. Owek. […]

NSSF erabudde ku kwanguwa okujjayo ssente

NSSF erabudde ku kwanguwa okujjayo ssente

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses Ekitavvu kyabakozi ekya National social security fund kisabye, abakozi okwewalanga okujjayo ensako yaabwe, nga tebasoose kulaga entekateeka nnungi eyokusigamu ensimbi ezobukadde bwabwe. Mu tteeka lya NSSF eppya abakozi basobola okujjayo ensimbi zaabwe ku myaka 45 okwawukana kunkola ebaddewo eyemyaka 55. Wabula managing […]

Banabyanfuna boogedde ku banka yekisiraamu

Banabyanfuna boogedde ku banka yekisiraamu

Ivan Ssenabulya

June 5th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Banabyanfuna bagumizza abakristaayo, ku kutya kwebalina ku kutereka ssente mu nkola yekisiraamu, oba Islamic banking, egenda okutandika okukozesebwa. Banadiini abataba enzikiriza ezekikristaayo, wansi wa Uganda Joint Christian Council bavaayo okuwakanya enkola eno, nebagamba nti tebajitegeera atenga erabika erubiridde kukwenyakwenya okukyusa bakiriza okubazza […]

Abalimi e Bukomansimbi bagala gavumenti ebadukirire n’ensigo

Abalimi e Bukomansimbi bagala gavumenti ebadukirire n’ensigo

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye Abatuuze ku byalo 5 mu district y’eBukomansimbi bakubidde gavument omulanga ebadukirire ebawe ensigo oluvanyuma lw’okugya nga basiga efunda eziwera naye ebirime byabwe ne bikala olw’enkuba okulwawo okutonya. Ebyalo ebyasinga okukosebwa kuliko Lwemiriti, Mirembe, Bigasa Kasambya ne Makukuulu. Bano bategezeezza nga okuva mu […]

Gavumenti evudeyo ku balimi n’ababbi ba Vanilla

Gavumenti evudeyo ku balimi n’ababbi ba Vanilla

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2019

No comments

Bya Prossy Kisakye Minisitule y’eby’obulimi n’obulunzi etadewo ebiragiro ebikkakali wamu n’engasi eri abalimi ba vanilla kko n’abamubba mu nnimiro. Bino by’asanguzidwa mu lukugaana lw’abamawulire olutuzidwa minisita omubeezi ow’ebyobulimi Christopher kibazanga. Kibazanga agamba bakizudde nti buli ebisale bya vanilla lwe birinya n’abamubba nga beyongera kwossa n’abalimi […]