Ebyobusuubuzi
Abámata bemulugunya eri gavumenti
Bya Prosy Kisakye Abasubuzi bamata wansi wekibiina ekibagatta ekya Livestock Development Forum, bavumiridde gavumenti, olwokuleka abasiga nsimbi okusaalawo ebbeyi yamata mu gwanga. Ssentebbe wekibiina kino Ben Twine agambye nti embeera eno, ebaviriddeko okukoleranga mu kufiirwa. Ono agambye nti kampuni 11 zezilongoosa amata mu gwanga, wabulanga […]
Abalimi baweereddwa amagezi
Bya Prossy Kisakye, Amyuka omukwanaganya w’entekateeka ya gavumenti eya bonna bagaggawale eya operation wealth creation Lt Gen Charles Angina awadde abatekateeka okuyingira ekisaawe kye by’obulimi amagezi okweyambisa amapeesa asatu okuli eryo kwewaayo, okulemerako ne nneyisa okusobola okunoga enusu mu mulimo guno. Angina agamba nti omuntu […]
UNBS erabudde ku bizigo byebawera
Bya Shamim Nateebwa Ekitongole ekirondoola omutindo gwebyamaguzi ekya Uganda National Bureau of Standards kyongedde okunyweza ekoligo, lyebateeka ku bika byebizigi 50 ebiirmu ekirungo kya mercury ne hydroquinone. Omwogezi wa UNBS Barbara Kamusiime agambye nti ebizgo bino, byabulabe kubanga byerusa atenga byinza nokuvaako ebirwadde byolususu. Ono […]
Kalantiini erangiriddwa e Lyantonde néMayuge
Bya Malikh Fahad ne Abubaker Kirunda Abatwala ebyebisolo mu district ye Lyantonde bagadde obutale bwente, oluvanyuma lwokubalukawo kwekirwadde kya kalusu mu district ye Sembabule. Kati akulira ebyebisolo mu district ye Lyantonde Dr. Ronald Bameka yalangiridde, nga bwebagadde obutale bwonna. Óbutale obukoseddwa kuliko ake Lyakajura, Kashagama […]
Palamenti eyagala kumanya ku Enaje dulinki
Bya Ritah Kemigisa Omubaka we Kasambya mu palamenti Gaffa Mbwatekamwa asabye gavumenti nti wabeewo ekikolebwa ekyamantu, ku byokunywa ebyakazibwako erya energy drink, obumeruka wano na wali mu gwanga. Obwokunywa buno agamu ku makampuni gabutunda gagamba nti buzaamu amaanyi, okugogola emisuwa nemigaso mingi eri omubiri. Wabula […]
KCCA etegese ebikujjuko bye mmere
Bya Prosy Kisakye Ekitongole kya KCCA nga kikwataganye ne banamikago okuli My Food Network, kitegezezza ngabwekitegese ekikujjuko kye mmere ekisokedde ddala, kyebatuumye Kampala Foodie Street. Kanivo eno mu lunyanyimbe yakubaawo nga 7 Sebutemba ku parliamentary avenue mu Kampala, nga kigendereddwamu okwolesa emmere yabanna-Uganda okwongera okusikiriza […]
Abasuubuzi balajanidde Kcca
Bya Shamim Nateebwa, Abasubuuzi mu katale k’e Wankulukuku balaajanidde KCCA n’abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo, okubayamba ku kizibu ky’emyala egiyita mu katale kano kuba mikyafu ekileetedde abamu okulwalanga Bano nga bakulembedwamu Ssentebe wa katale Emmanuel Mwiri bategeeza nti akatale kano kalimu emyala esatu egikayitamu eminene ekivirako […]
Ente zirumbiddwa ekirwadde
Bya Abubaker Kirunda Ekirwadde kya Anthrax kikaksiddwa mu nte, mu district ye Mayuge. Ente 4 zezakafa ku kyalo Buswikira mu gombolola ye Mpungwe. Omu ku balunzi mu kitundu kino Zubairi Luganda agambye nt ente endwadde zizimba amagulu, nobubonero obulala nezifa. Kati atwala ebyebisolo mu district […]
Abaddabiriza amabibbiro bakutendekebwa
Bya prossy Kisakye, Ekitongole ekivunanyizibwa okufulumya amasanyalazze mu ggwanga ki Uganda electricity generating company limited (UEGCL) nga kiyambibwako abakugu okuva mu ggwanga lya America batandise kawefube w’okutendeka bannayuganda abagenda okudabiliza amabibiro gamasanyalazze okuli Isimba ne Karuma mu kiseera nga getaaga okudaabiliza. Akulira ekitongole kino DR.Eng. […]
Temusasula abasuubuzi ab’empewo-CSBAG
Bya Prossy Kisakye, Ekiibiina ky’obwannakyewa ekirondoola ebyembalirira ki Civil society budget advocacy group kisabye gavumenti waberewo akakiiko ak’enjawulo kaweebwe ekatala ery’okubalirira n’okukakasa abasuubuzi bameka abalina okuliyirirwa gavumenti oluvanyuma lw’okufiirwa emmaali yaabwe mu lutalo olwali mu ggwanga lya south sudan mu 2013. Mu mwaka gwa 2013 […]