Ebyobusuubuzi

Bamusiga nsimbi bali mu kutya

Ivan Ssenabulya

February 13th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Waliwo bamusigansimbi okuva mu gwanga lya Pakistan abali mu kutya olwabantu abatamanyiddwa, abalumba farm yabwe nebabba ebintu ebyenjawulo. Muno mulimu ebyuma ebikozesebwa mu kulima nebiralala. Farm ya BARNABE bakola mirmu gya kulima kasooli, ku kyalo Kyayi mu gombolola ye Manyogaseka mu disitulikiti ye Kassanda, […]

Abatembeeyi 24 bavunaniddwa

Abatembeeyi 24 bavunaniddwa

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Ruth Anderah Abatembeeyi 24 bakwatibwa nebavunanwa emisango y’okutembeeya nga tebalina lukusa okuva mu kitongole kya KCCA.  Kasule Eria ne banne basimbiddwa mu kkooti ya city hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka, Patrick Talisuna era emisango nebajikiriza. Wabula omulamuzi abalagidde okusasula engasi ya kkooti […]

Museveni asabye endagaano y’obusubuzi kyere mu Africa etekebwe mu nkola

Museveni asabye endagaano y’obusubuzi kyere mu Africa etekebwe mu nkola

Ivan Ssenabulya

February 12th, 2019

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni asabye baklembeze banne, mu Africa nkola endagaano eyobusubuzi obwawamu ku lukalu, lwabaddugavu, awatali akubva munne ku mukono. Endagano eno yatekebwako omukono mu gwanga lya Rwanda omwaka oguwedde, nekigendererwa okutumbula ebyobusubuzi, okutambuza ebyamaguzi kyere, mu mawanga ga […]

Eddagala effu ku katale

Eddagala effu ku katale

Ivan Ssenabulya

February 11th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Abalimi nabalunzi mu district ye Kibaale balaze okutya olwe ddagala elikozesebwa mu bulimi n’obulunzi effu ku katale. Kati bagamba nti kino kibakosezza nga kati bakolera mu kufiirwa. Akulira eby’obulimi n’obulunzi mu district ye Kibaale Lumu Micheal, bwabadde asisinkanye abalimi mu gombolola ye […]

Ensimbi z’abavubuka zibatabudde

Ensimbi z’abavubuka zibatabudde

Ivan Ssenabulya

February 8th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Ensimbi obukadde 260 president Museveni zeyawa abavubuka mu district ye Kassanda, zibatabudde olwe mitendera egiyitiddwamu okuzigaba . Abamu ku bakulembeze ba bavubuka e Kassanda okuli senyonga Hussein Mwesigye James ne Bigirwa Emmanuel  bategezezza nti bewunya okulaba nga ensimbi zino  teziyise mu mitendera mituufu okuzibawa. […]

Aba Crane Banka babanja obuwumbi 27

Aba Crane Banka babanja obuwumbi 27

Ivan Ssenabulya

February 6th, 2019

No comments

Bya Kyeyune Moses Abaali bakulira Crane Bank Limited balajanidde akakiiko ka palamenti aka COSASE, okunonyereza, bazuule wa ensimbi eziri mu buwmbi bwa dollar 8, gyezalaga. Ssente zino ezibalirirwamu obuwumbi bwa kuno 27 abemigabo baali bazewola mu kiseera kyokujiggala mu mwaka gwa 2016, nga kati bagala […]

Kabineti eyisizza etteeka ku booza mu ssente

Kabineti eyisizza etteeka ku booza mu ssente

Ivan Ssenabulya

February 5th, 2019

No comments

Bya Juliet Nalwoga Olukiiko lwaba minister lukakasizza era neruyisa ebbago eryokulwanyisa, obufere bwokwoza mu ssente erya Money laundering bill 2018. Wewaawo nga wabaddewo etteka ku muze guno, erya Operational anti-money laundering act, wabula obumu ku buwayiro bubadde tebukiriza kitongole ekirwanyisa obufere buno, ekya Ugandan financial […]

Ba kayungirizi bemelugunya ku nguzi mu ttaka

Ba kayungirizi bemelugunya ku nguzi mu ttaka

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abali mu busubuzi bwokugula nokutunda ettaka namayumba, basabye gavumenti eyongeremu amaanyi okulwanyisa enguzi. Bano bagamba nti enguzi yeviriddeko, endoliito ku ttaka okweyongera noluusi nebamaliriza nga kaoledde mu kufiirwa. Twogeddeko ne Richard Kaye, owa Kaye Property Consultants, nagamba nti amateeka wegali malungi mu […]

Gavumenti erabudde kampuni za ttaaba

Gavumenti erabudde kampuni za ttaaba

Ivan Ssenabulya

January 25th, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Ministry yeby’obusuubuzi erabudde kampuni ya Nimatobaco ne ginaayo eya Continental nga kigambibwa nti baagula taaba ku balimi mu district ye Mubende nebagaana okubasasula. Ministry erabudde nti tebagenda kuzza bugya layisinsi zaabwe kubanga tebayinza kugumnikiriza bubbi, obwenkukunala. Abalimi okuva magombolola okuli Madudu Nabingoola, Butoloogo, […]

Abasubuzi bekalakaasa lwa kasasiro

Abasubuzi bekalakaasa lwa kasasiro

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2019

No comments

Bya Magembe Sabiiti Ekifananyi kijiddwa mu bikadde Abatuuze mu Zooni ya Kirungi, mu South Division mu munispaali ye Mubende, bavudde mu mbeera nebayiwa kasasiro mu nguudo, nga balaga obutali bumativu eri abadukanya ekibuga olwa kasasiro. Abantu mu kitundu kino omuli, abamaduuka nabatunda eby’okulya, bagamba nti […]