Ebyobusuubuzi
Bannannyi mayumba e kawempe bakukulumye
Bya Prossy Kisakye, Bannanyini mayumba mu division ye kawempe si bamatiivu eri olukiiko olwayitiidwa abadukanya ekibiga aba Kampala capital city authority okubaganya ebirowoozo kubutakanya kumusolo gw’amayumba ogumanyidwa nga property rate tax.
Bano mu kwogerako ne radio eno bategezezza nga olukugaana bwerwabadde olw’okutema empenda kubutya bwe bayiza okumalawo obutakanya ku musolo guno wabula abakulembeze ne baluyingizamu ebyobufuzi.
Wano era poliisi ewalirizidwa okukuba amasasi mubbaga oluvayuma lw’okulwanagana okubaluseewo ng’abamu ku bantu bagaana loodi meeya wa kampala okwogerako gyebali bwe bamulumiliza okussa omukono kubiwandiiko by’omusolo guno nga bbo tebebuuzibwako.