Amawulire

Abasawo b’ebisolo bagala minisitule bagyawule

Abasawo b’ebisolo bagala minisitule bagyawule

Ivan Ssenabulya

April 19th, 2021

No comments

Bya Ndaye Moses

Abasawo b’ebisolo basabye gavumenti eddemu, okutereeza minisitule yebyobulimi okuzawula, zisobole okwetngererea nokukola obulungi emirimu.

Mu mwaka gwa 1993 olukiiko lwaba minisita lwayisa ekiteeso okugatta minisitule yebyobulimi, ku yobulunzi nobuvubi, awamu.

Wabula abadde pulezidenti wa Uganda Veterinary association Dr. Sylvia Baluka agambye nti basanze okusomozebwa kwamaanyi, olwa minisitule zino okubeera wamu.

Asabye gavumenti kino eddemu okukyetegereza.