Amawulire

Yetuze lwakumuyeeya

Ali Mivule

May 9th, 2017

No comments

  BYA PATRICK EBONG Waliwo Omusajja mu disitulikiti ya Oyam eyesse lwabantu kumuyeeya nti agwa ensimbu. Patrick Odongo nga mutuuze ku kyalo  Acan-ling abadde n’ekirwadde ky’okugwa ensimbu okumala emyaka egiwerako kuluno yasazeewo kwetuga. Atwala poliisi ya  Otwal Robert Okello atutegezezza nti musajja mukulu ono yaguze […]

Eyakubye aba KCCA atwaliddwa Luzira

Ali Mivule

May 9th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Eyakubye aba KCCA baakwasisa amateeka amayinja asibiddwa ennaku 40 mu kkomera. Barata Mugisha avunaniddwa nebanne abalala bassatu bo abeganyi omusango  nebasindikibwa ku alimanda e Luzira okutuusa May 16 omusango gutandike okuwulirwa. Bano bavunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we […]

Katikkiro ku nsonga za “Kyapa mungalo”

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

  Bya Shamim Nateebwa Obunafu bwa police okunonyerezza kumisango gye ttaka kitunuliddwa nga ekimu ku bisinze okuvaako enkaayana z’ettaka wano mu Uganda. Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga bw’ati bwategezezza ababak mu lukiiko lwa Buganda olutudde amakya galeero. Katikkiro agambye  kooti yesigama kubujurizi bwa police […]

Sadam Juma ayabulidde Express FC

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Abadde kapiteeni wa Express  Sadam Juma yegasse ku bannantameggwa  ba liigi y’eggwanga aba KCCA FC. “Juma nature”  nga bw’amanyiddwa enyo aweereddwa amyaka 3 ku ndagaano ye. Wabula mu kiseera kino Sadam Juma ssiwakuzanyira Kanso mu liigi wamu n’ekikopo kya Uganda Cup wabula […]

FDC etabuse ku baakwatibwa olwa Kaweesi

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

  Bya Damali Mukhaye Ab’ekibiina kya FDC bambalidde poliisi ku bigambibwa nti baatuugunya abavunaanibwa okutta eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi nga n’abamu baategeeza nti baabayisa paasi eyokya ku lususu. Nga ayogerako eri bannaamwulire olwaleero ku kitebe ky’ekibiina e Najjanakumbi, omwogezi w’ekibiina Ibrahim Nganda […]

Abasiraamu bemulugunyizza ku mbizzi

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad Abatuuze ku kyalo  Miwula mu disitulikiti ye Kalungu  basattira  olw’embizzi ezitataaya mu kitundu kyabwe. Abatuuze bano bagamab embizzi zino zibaliiridde ebirime byabwe kumpi kubimalawo sso nga zijamawaza tawuni yaabwe nga zisaasanya obubi buli wamu. Omu ku batuuze omusiraamu Yusuf Mwanje  agamba kati […]

Museveni ne Besigye babinkana e Jinja

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Museveni wakukuba enkambi olwaleero mu ssaza lye Kagoma okunonyeza munna NRM Moses Walyomu obululu. Omubaka wa pulezidenti e Jinja John Rex Aachilla akakasiza nga pulezidenti Museveni bw’agenda okukuba enkungaan 2. Mungeri yeemu ne munna  FDC  Dr.Kiiza Besigye yatuuse dda […]

Ekitabo kya Museveni kikanze abakugu

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Ivan ssenabulya Abamu ku bakugu mu nsonga z’ebyobufuzi  bekengeddemu ekigendererwa kya pulezidenti Museveni okulagira minisitule y’ebyenjigiriza okutandika okugabira amassomero ekitabo ekirimu ebyafaayo bye ekimanyiddwa nga “Sowing the Mastered Seed” Pulezidenti Museveni agamba ayagala kulaba nga ayongera okunyweza mwoyo gwa ggwanga mu mu bannayuganda. Kati […]

Eza Copacocacola zisonze

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Empaka z’amassomero ga secondary ez’omupiira eza Copa Coca cola zitandika olunaku lwaleero. Amassomero 59 gegalwanira ekikopo kino ku ssomero lya Masaka Secondary School . Abazanyi bonna basunsuddwa olunaku lw’eggulo era nebakeberebwa oluvanyuma lw’okutuuka olunaku lwomukaaga. Kibuli SS bebanantameggwa b’ekikopo kino nga baakuba […]

Mulime ebivaavava

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Ekibiina ekigatta abalimi mu ggwanga kiwadde abalimi amagezi okutandika okulima ebivaavava nga engeri eyamangu okulwanyisa enjala etondola bannayuganda. Kino kiddiridde bannayuganda okwongera okukaaba enjala ebali obubi naddala abo abali mu mambuka ga Uganda nemu buvanjuba. Akulira ekibiina kino  Charles Ogang agamba olwenkuba […]