Amawulire

Sadam Juma ayabulidde Express FC

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule

Abadde kapiteeni wa Express  Sadam Juma yegasse ku bannantameggwa  ba liigi y’eggwanga aba KCCA FC.

“Juma nature”  nga bw’amanyiddwa enyo aweereddwa amyaka 3 ku ndagaano ye.

Wabula mu kiseera kino Sadam Juma ssiwakuzanyira Kanso mu liigi wamu n’ekikopo kya Uganda Cup wabula nga waakuzanya mu mpaka za CAF Confederations Cup.

Amangu ddala nga kyajje ateeke omukono ku ndagaano, Juma ategezezza nga bweyegasse ku ttiimu empanguz y’ebikopo.