Amawulire

Ekirwadde kya Kalusu kibalusewo

Ali Mivule

May 15th, 2017

No comments

  Minisitule y’ebyobulimi n’obulunzi eragidde obutale bw’ente bwonna bugira buggalwa olw’ekirwadde kya kalusu okubalukawo mu bitundu ebyenjawulo. Kalusu yakubye dda kkoodi mu disitulikiti okuli Mbarara, Lyantonde, Isingiro, Sembabule ne  Kiruhura. minisita omubeezi ow’amagana Joy Kabatsi akakasizza kino n’ategeeza nti Kalusu ono avudde k basuubuzi b’ente […]

Muzaata awabudde ku “Kyapa mungalo”

Ali Mivule

May 15th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Akulira  d’aawa  mu Uganda  era  nga  yemwogezi  w’obusiraamu  e  kibuli  Sheikh  Nuhu  Muzaata  Batte  asabye  obwakabaka  bwabuganda  okwongera  amanyi  mukusomesa  abantu  ku nsonga  ezikwata  ku  ntekateeka  ya kyapa mu ngalo  gyebayanjula  gyebuvuddeko. Muzaata  ategezazza   nti  abantu  bangi  enkola  eno  tebanagitegeera  bulungi  nga  […]

Abalimi Ba’majaani Babanja Gavumenti

Ivan Ssenabulya

May 14th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abalimi bamajaani okuli nabamerusa endokwa abasoba mu 300 mu district ye Kanungu batanudde okubanja government ensimbi zaabwe ezisoba mu bukadde 40 nga balumiriza akulira emirimu nabakozi ba gavumenti oba Chrizestom Kayise okudibaga entekateeka eyokubasasula. Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni mu mwaka gwa […]

Asse Mukyala we Bwamusanze Nga’nyumya Akaboozi N’omusajja Omulala

Ivan Ssenabulya

May 14th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Police mu district ye Busia eriko omusajja gwegalidde lwakutta mukyala ngamulanga bwenzi. Omukwatte akumibwaku ku CPS e Busia nga kitegerekese nti asanze mukyala we nganyumya akaboozi nomusajja omulala mu nnyumba ye, ekimujje mu mbeera namukuba akamaeeza ne jinja okutuuka okumutta. Bino bibaddewo […]

Olunnaku Lwa’bamaama

Ivan Ssenabulya

May 14th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minista omubeezi owe’kikula kyabantu nebyobuwangwa, Peace Mutuuzo awadde abakyala amagezi ku lunaku luno olwa’bamaama  okukola ennyo betengerere okweyimirizaayo nga tebesigamye ku baami okubasabiriza. Ono agamba abakyala bagwana balekerawo okutunulira abaami nga ekyokuddamu kyabwe eri ebizibu byabwe byonna nobulamu bwabwe  wabula bakole nnyo bave mu […]

Abasirikale ba Poliisi 4 Bakwatiddwa ku Byo’kutulugunya Mayor we Kamwenge

Ivan Ssenabulya

May 13th, 2017

No comments

Bya Joseph Kato-Kampala Police eriko abasajja bayo 4 begalidde kubyekusa ku kutulugunya omusibe Godfrey Byamukama, omu kwabo abavunanibwa okutta eyali omwogezi wa police mu gwanga, Andrew Felix Kaweesi. Omwogezi w police mu Uganda, Asan Kasingye, abakwate abamenye nga ASP Patrick Munanura, ASP Fred Tumuhirwe, Sgt […]

Ssentebbe Akirizza Okubba Amabaati ge’Ssomero

Ivan Ssenabulya

May 13th, 2017

No comments

Bya Eria Lugenda-Kayunga Ssentebe wakakiiko akafuga essomero amaaso gamumyuuse bwebamulumiriza okubba amabaati gavumenti  geyawa essomero. Ssentebe wakakiiko akafuga essomero lya Nongo C/U Primary School elisangibwa mu ggombolola ye Kitimbwa abazzadde, nga bakulembeddwamu Kaddu Ndereya  bamutadde ku nninga mu lukiko  olutudde ku ssomero, annyonnnyole gyeyateeka eminnwe […]

Omutanda ali Buddu

Ivan Ssenabulya

May 13th, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 kati mutaka mu ssaza lye erye Buddu gyeyatuuse akawungeezi akayise eranga gyeyasuze. Kati embuutu zasuze zivuga mu ssaza lye Buddu nokubinuka amasejjere bwebabadde baniriza omutanda. Ssabasajja yasiima okulabikako eri Obuganda olwaleero mu ssaza lye Buddu okuggulawo […]

Kooti Emwejerezza Omusango Gwokufuyisa ku Kkubo

Ivan Ssenabulya

May 13th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Omusajja  agambibwa okufuyisa ku kubo awonye  ekkomera oluvanyuma lwa kkooti  ya City Hall okumusonyiwa. Kawooya Isaac abadde ku alimanda e Luzira okuva ngennaku zomwezi 24th April ngasimbiddwa mu kkooti yekibuga etuula wali ku City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Moses […]

Minisita Ayagala Okuzina Embalu Kukomezebwe

Ivan Ssenabulya

May 13th, 2017

No comments

Bya Benjami Jumbe Minister omubeezi owebyobuwangwa ne nonno Peace Mutuzo alagidde okusala embalu enonno yaba-Bagishu ekomezebwe. Embalu nkola yabyabuwangwa mu Bagishu, omuvubuka okukeculwako eddiba ku kitundu kye ekye kyama nekigendererwa okumufuula omusajja owa ddala atukiridde. Kati minister Mutuzo abadde ayogerako eri bannamawulire ku Media Centre […]