Amawulire

Ekirwadde kya Kalusu kibalusewo

Ali Mivule

May 15th, 2017

No comments

 

Minisitule y’ebyobulimi n’obulunzi eragidde obutale bw’ente bwonna bugira buggalwa olw’ekirwadde kya kalusu okubalukawo mu bitundu ebyenjawulo.

Kalusu yakubye dda kkoodi mu disitulikiti okuli Mbarara, Lyantonde, Isingiro, Sembabule ne  Kiruhura.

minisita omubeezi ow’amagana Joy Kabatsi akakasizza kino n’ategeeza nti Kalusu ono avudde k basuubuzi b’ente abazigula okuva mu ggwanga lya Tanzania ewali Kalusu.

Agamba bakutandika okufuuyira ente zonna nga tezinayingira mu Uganda.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *