Amawulire

Bannayuganda boogedde ku myaka gya pulezidenti

Ali Mivule

April 28th, 2017

No comments

  Bannayuganda 76% tebaagala kuwuliza byakujja kkomo ku myaka gy’omukulembeze w’eggwanga 75 gy’alina okuwummulirako. Bino birabikidde mu alipoota eyavudde mu kunonyereza okwakoleddwa ab’ekibiina kya Afro Barometer nga bakunganya ebirowoozo kun kola ya palamenti wamu n’ensonga  z’ebyokulonda. Mu bikungyaniziddwa okuva mu bantu 1200, bannayuganda 89% bawagira […]

Ebibaluwa ebitiisatiisa bikomyewo

Ali Mivule

April 28th, 2017

No comments

  Abantu 13 bebakwatiddwa mu disitulikiti ye Sembabule lwakumansa bibaluwa bi kiro kitwala omunaku ebitiisatiisa okutta abantu. Kigambibwa okuba nti bano bebamu ku abatigomya abatuuze mu bitundu ebyenjawulo . Ebibaluwa ebikwatiddwa kuliko bebagala okulumba na ddi lwebsuubira okubalumba. Aduumira poliisi ye sembabule  Denis Musinguzi  agamba […]

Embuto mu batiini kyeraliikirizza gavumenti

Ali Mivule

April 28th, 2017

No comments

Minisita omubeezi ow’ebyobulamu avunanyiaibwa ku bujanjabi obusookerwako Dr. Joyce Kaduchu mwenyamivu olwabatiini abongera okufuna embuto mu ggwanga entakera. Okusinziira ku kunonyereza okwakolebwa aba Uganda Demographic and Health Survey mu  2011, abawala abatanetuuka abafuna embuto bali ku bitundu 24% nga kubano 45% tebaasooma nga era bagenda […]

Temutiiririra Buganda-Katikiro

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda charles Peter Mayiga alabudde ababaka abava mu Buganda obutatiirira Buganda balemere ku nsonga za Buganda ssemassonga 5. Bino Katikiro abyogeredde mu lukiiko lw’akabondo k’ababaka abava mu Buganda olukubiriziddwa ssente waabwe Muyanja Ssenyonga nga era bakonye nekunsonga ya federo. Omubaka […]

Besigye alabudde gavumenti ku by’enjala

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Eyakwatira ekibiina kya FDC bendera ku bwa pulezidenti Dr Kiiza Besigye agamba okukwata obubi eby’obufuzi by’aggwanga kyekivuddeko embeera y’obunkenke eriwo mu kiseera kino . Nga ayogerako ne bannamawulire ku ofiisi ye wali ku luguudo lwa Katonga, Besigye ategezezza nti olunaku lw’eggulo palamenti yaleese ekiteeso okulangirira […]

Monitor Publications yakukola enkyukakyuka

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Monitor Yakukola enkyukyakyuka mu bakozi. Abakulira kampuni ya  Monitor Publications Ltd batandise enkyukakyuka okulaba nga bongera okuweereza bulungi bakasitooma n’okwongera okuyingiza ensimbi. Ssenkulu wa Kampuni eno  Tony Glencross ategezezza nti mu nsi eno ekyukakyuka kampuni yakukwata ekkubo lya Digital nga bingi bikolebwa ku mutimbagano gwa […]

Ssente za kabuyonjo zitabudde abomukatanga

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abakulembeze bomu Katanga baleese enkola nga teri kusasuza baana bato nsimbi zakabuyonjo abali wakati w’omwaka ogumu ne 15. Kino kigendereddwamu okukendeeza ku baana abamala ganmansa empitambi buli webasanze. Ssentebe  w’ekitundu kino  Hassan Waswa agamba kino kivudde ku baana butafuna webeyambira nga ttooyi […]

Owa Guinea awabudde bannayuganda

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Omukulembeze w’eggwanga lya Equatorial Guinea nga  ali kuno ku bugenyi obw’ennaku 2 Theodoro Obiang Nguema Mbasogo asabye abakulembeze ba Africa bonna okuteekawo amateeka agawaliriza ebitongole bya gavumenti byazo okugula byebakozesa nga bikoleddwa ku butaka. Nga ayogerako eri bannamawulire mu maka ga Pulezidenti Entebbe, Pulezidenti Nguema […]

Enjala ebizadde

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Abatuuze  abawangaalira mu gombololla ye kyalulangira mu District ye Rakai beekokodde enjala  etuusizza abasajja okunoba mu maka ne babalekera abaana  nga ne mu kiseera kino abaana tebakyagenda  ku masomero olw’okubulwa eky’okulya. Abazadde babadde bakungaanidde mu kabuga ke  kibaale ku ddwaliro  nga bakubaganya ebirowoozo ku  ngeri eddembe ly’abaana  gyerityoboddwamu. Omusomo gwategekeddwa ekitongole ekya Rakai […]

Obutabanguko mu maka businga siriimu okutta

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Obukiika kkono bwa Uganda bwebusingamu abakyala banakampaati abakkakana ku baami baabwe nebabawuttula gyoli bebaami ewaka.   Mu kwogerako eri olukungaana ku butabanguko mu maka wali ku Speke Resort Munyonyo, Dr. Jackson Amone kamissiona mu minisitule y’ebyobulamu yategezezza nti abasajja bangi bafiira mu kimugunyu nga bakyala […]