Amawulire

Ssente za kabuyonjo zitabudde abomukatanga

Ali Mivule

April 27th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa

Abakulembeze bomu Katanga baleese enkola nga teri kusasuza baana bato nsimbi zakabuyonjo abali wakati w’omwaka ogumu ne 15.

Kino kigendereddwamu okukendeeza ku baana abamala ganmansa empitambi buli webasanze.

Ssentebe  w’ekitundu kino  Hassan Waswa agamba kino kivudde ku baana butafuna webeyambira nga ttooyi ezisinga zakusasulira sso nga tebalina ssente.

Twogeddeko n’abamu ku batuuse nebatutegeza nti bayita mu bugubi okufuna webetawulirizako.

Bagamba kaabuyonjo osasula wakati wa silingi  200-300 zebagamba nti nyingi