Amawulire

Ebibanda Bya Zzaala Bigaddwa mu Kampala

Ivan Ssenabulya

May 6th, 2017

No comments

Bya Damlie Mukhaye

Ebibanda bya zzaala 10 byebyagaddwa mu Kampala nga bibadde bikolera wabweru wamateeka okusinziira ku bobuyinza.

Bino bigaddwa mu bikwekweto ebigenda maaso nagabolukiiko olvunayizibwa ku mizannyo egyokutebereza olwa Lotteries and Betting Regulatory Board batalaaga ebitundu bye gwanda ebyenjawulo.

Akulira olukiiko luno Edgar Agaba alabudde nti batandikidde mu Kampala ngobudduuka bungibasanze nga bukyakolera wabweru wamateeka, abasinga tebalina zzi license bakolera mu biffo ebikyamu nebiralala.

Agaba ategezezza ti ebikwekweto bikyagenda maaso.