Amawulire

Olukiiko luddamu okutuula

Ali Mivule

May 8th, 2017

No comments

Bya ShamimNateebwa

Olukiiko lwa Buganda luddamu okutuula  olunaku olwaleero nga ebintu ebigenda okusibwako essira kwekuli ensonga ya Kyapa mu ngalo ,okusalira amagezi enjala ani amuwadde akatebe,wamu nebilala binji ebizze bigwawo.

Okusinzira ku mukubiriza wolukiiko lwa buganda owekitibwa Nelson Kawalya olukiiko lwakutandiika saawa nya nga ababaka basabidwa okukuma obudde.

Olukiiko lwomulundi guli lwayiisa ebiteeso omwali okukyussa munyimba ye kitibwa kya Buganda ,okuddabirizza olubiri lwemmengo nga bagoberera ennono nebilala binji,okutekaawo ekijjukizzo kyo mugenzi myanja Nkanji nebilala bini..