Amawulire

poliisi etaasizza omubbi

Ali Mivule

May 2nd, 2017

No comments

Bya Mose Kyeyune

Okuvaako e Jinja, Poliisi y’ebuweenge ewonyeza omuvubuka wa myaaka 18, okugajjambulwa abatuuze mu lumbe.

Omuvubuka ono, nga ye Ayaga Rogers, kigambibwa nti yageze banne bakilidde emagombe okuziika, ye bwatyo kwekukakana ku ppiki-ppiki yabandi okugezaako okugibba kyoka n’akwatibwa lubona.

Bino byonna, byabade ku kyaalo Ludondo, ekisangibwa mu Gombolola eno eya Buwenge.

Ayaga w’osomera bino ng’apoceza ki ndiri mu ddwaliro lya Buwenge Health Center IV, kyoka nga Poliisi nayo tekyagilobedde kumuteekako  mpingu.

Obubbi bwa ppiki-ppiki bususe nnyo enssangi zino era nga n’oluusi bagoba baazo balugulamu obuamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *