Amawulire

Amasasi Ganyooka e Makerere-Abayizi nga Bekalakaasa

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye

Abayizi ba ku ttendekero e Makerere batanudde okwekalakaasa nga bawakanya okujingiriranga obnoero bwabwe kyebagamba nti kibakosa.

Kati ebyokusoma bisanyaladde nga namasasi gawuliddwako nga ganyooka e Makarere nomukka ogubalagala.

Abayizi bagamba basasula emitwalo 4 okuweebwa ID naye kitutte ebbanga nga tebazibawa.

Ngennaku zomwezi 20th omwezi oguwedde 2017, abakulira yunivasite bagaddewo eky’okugatta marks z’abayizi ku mutimbagano gwa yintaneti nga abamu tebanafuna bbaluwa zaabwe zabuyigirize nga nabamu marks zaabwe tebanazifuna.

Bino kigambibwa kyekivuddeko oluusi okujingirira kwa marks.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *