Amawulire

Uhuru anayogerako eri palamenti ya Yuganda

Uhuru anayogerako eri palamenti ya Yuganda

Ali Mivule

August 4th, 2015

No comments

Sipiika wa palamenti  Jacob Oulanya  kyaddaaki akakasizza nga omukulembeze w’eggwanga lya Kenya  Uhuru Kenyatta  bw’agenda okwogerako eri palamenti yawano wiiki eno. Ku ntandikwa y’omwezi oguwedde, Kenyatta yasazaamu enteekateeka z’okujja kuno kubanga y’ali yetegekera bugenyi bw’omukulembeze w’eggwanga lya Amerika Barak Obama mu ggwanga lye. Nga ayogerako […]

Eby’okulonda bituuse mu palamenti

Eby’okulonda bituuse mu palamenti

Ali Mivule

August 4th, 2015

No comments

Palamenti ekyagenda mu maaso n’okuteesa ku nongosereza za ssemateeka wakati mu miranga gy’abavuganya gavumenti okuteekawo akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde, Akulira oludda oluvuganya gavumenti Wafula oguttu  agamba akakiiko akaliwo mu kiseera kino kaliko akabuuza. Agamba akakiiko kano okubeera akamazima, ba kamissiona abakakulira balina kusunsulibwa  palamenti oluvanyuma amanya […]

DP efunye nampala omupya

DP efunye nampala omupya

Ali Mivule

August 4th, 2015

No comments

Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party Norbert Mao asudde omubaka  Sebuliba Muddu Awulira ku bwa nampala w’ekibiina n’amusikiza mubaka munne akiikirira ab’e Kalungu Joseph Ssewungu. Mao ategezezza nga ekisanja kya Ssebuliba byekyaggwako kale nga kyekiseera okumisikiza omuntu omulala. Bw’abadde ayogerako eri bannamawulire ku kitebe ky’ekibiina ku  […]

keekadde okwegatta- Besigye

Ali Mivule

August 4th, 2015

No comments

Ekya bannabyabufuzi nga eyali ssabaminisita Amama Mbabazi, eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Prof. Gilbert Bukenya ne Gen. David Sejusa okwabulira ekibiina kya NRM kitunuliddwa nga ekigenda okugasa ab’oludda oluvuganya gavumenti. Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya  FDC Dr Kiiza Besigye agamba guno mukisa gwamanyi bano okukwatagana okukyuusa obukulembeze […]

Abapoliisi basindikiddwa mu bantu- bangi bakyusiddwa

Abapoliisi basindikiddwa mu bantu- bangi bakyusiddwa

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Ng’eggwanga lyetegekera akalulu ka 2016, poliisi erko ba ofiisa 3000 b’ekyusizzakyusizza. Atwala ekiwayi ekiddukanya poliisi, Alhajji Moses Balimwoyo agambye nti abo bona abakyusiddwa balina okugenda mu bifo ebiggya gyebassiddwa ku lw’okusatu lwa ssabbiiti ejja. Anyonyodde nti basirikale ab’eddaala erisooka ba constable bassiddwa mu kiwayi ekirawuna […]

Ab’enganda z’oyo gwebasse batabuse- kiki ekyasse Johnnie

Ab’enganda z’oyo gwebasse batabuse- kiki ekyasse Johnnie

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Ab’enganda z’omuvubuka eyattibwa mu bbaala ya gavana basabye poliisi okwanguya okunonyereza ku kufa kw’omuntu waabwe amazima gaveeyo. Daniel Ssembogga nga ye muto wa Johnnie Tumuhimbise ategeezezza bannamawulire ku poliisi ye Naguru nti bagaala wabeewo okunonyereza ku nsonga eno okuzuula engeri mukulu we gyeyafuddemu. Ahimbisibwe yattibwa […]

Akubye omwana n’azirika

Akubye omwana n’azirika

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Omuzadde abonerezza omwana wa mulirwaana  kimuweddeko omwana gw’abadde akuba bw’azirise Javan Kisakye omuyizi mu kibiina ekisooka ogubadde gumukubya gwakugenda mu firimu. Ababaddewo bagamba nti mulirwana ono akubye omwana ono gwebabadde bamulekedde ng’akozesa waya ya solido. Ono aleeteddwa akulira okunonyereza emisango ku polisi ye Kabowa  Peter […]

Owa Bokoharam tamanyiddwaako mayitire

Owa Bokoharam tamanyiddwaako mayitire

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Ab’akabinja ka Bokoharam mu ggwanga lya Nigeria bafumulizza akatambi akalala kyokka nga tekaliimu bifananyi by’abakulira Abubakar Shekau. Kino kireseewo okulowooza nti omukulu ono ayinza okuba nga yafuna obuzibu Ono yakoma okulabwaako mu gw’okusatu mu katambi akafulumizibwa nga balangirira nti bagasse ku kabinja ka Islamic State. […]

Olukiiko lw’abayisiraamu lugudde butaka

Olukiiko lw’abayisiraamu lugudde butaka

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Okulwanagana wakati w’abayisiraamu ssikwakuggwa kati. Olukiiko oluyitiddwa akulira poliisi Gen Kale Kaihura terugenze  mu maaso oluvanyuma lw’ekibinja kye Kibuli obutawereeza bakiise Abakulembeze b’abatabbuliiki batuuse ku ku poliisi e Kireka okwetaba mu Lukiiko luno kyokka nga terusobola kugenda mu maaso. Aduumira poliisi Gen Kale Kaihura naye […]

Omuliro ku ssomero- abayizi 20 bakwatiddwa

Omuliro ku ssomero- abayizi 20 bakwatiddwa

Ali Mivule

August 3rd, 2015

No comments

Abayizi 20 beebakwatiddwa lwakwokya ssomero lya Mbogo Mixed Senior Secondary School e Kawanda. Abayizi bano bateekedde ebisulo by’abayizi bibiri omuliro era abayizi abasoba mu 100 beebakoseddwa. Poliisi etuuse mu budde okusobola okutaasa ebisulo ebirala bina. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango agambye nti […]