Amawulire

Kanisa ya Kibuuka Nayo Yakulamaganga

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akulira ekiwayi kya kereziya katulika eyobuvanjuba mu Uganda, eya Evangelical Orthodox Catholic Church, Rev. Bishop Tom Kiiza Ssebayirwa okuva e Fortal Portal alangiridde ekkanisa ya Mamre Prayer Center e Namugongo ngekifo ekyolamagiramu buli mwaka eri abagoberezi benzikiriza eno. Abakiririza mu kereziya eno […]

Embaga ya Lady Titie Yabadde ya Kyama

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Olunnaku olwe ggulo, ngenkumi nenkumi zabalamazi beyiwa ku biggwa byabajulizi okulamaga okujjukira abajulizi ba Uganda e Namugongo okunyweza okukiriza kwabwe mu Katonda, yye Omuyimbi Tendo Tabel amanyiddwa nga Lady Titie yabadde akuba birayiro okufumbirwa. Ono yagattiddwa nomusubuzi we Masaka Tadeo Sserunjoji nalayira […]

Lady Titie Afumbiddwa Akooye Obwomu

Ivan Ssenabulya

June 3rd, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omuyimbi Lady Titie Tendo Tabel  amanyiddwa nga Lady Titie ngono era mukozi ku CBS neku NBS akubye ebirayiro mu bufumbo olwaleero. Ono kitegezeddwa nti agatiddwa mu bufumbo e Masaka, oluvanyuma lwamawulire agabadde gayitingana ngono bwabadde agenda okufumbirwa. Amawulire agava e Masaka galaga […]

Presidenti Museveni Ayogedde Ebyobulimi mu Kulamaga

Ivan Ssenabulya

June 3rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye President we gwanga lyattu erya Uganda Yoweri Kaguta Museveni asabye abalamazi abavudde mu bitundu byensi ebyenjawulo okujumbira enkola yokufukirira ebirime nga bakozessa ebyuma ebya Solar okuva mu manyi genjuba, okuvunuka enjala  egoyezza amawanga ga Africa nga ne Uganda mwogyitwalidde. Buno bwebuka bwa pulezidenti […]

Abantu 120 Bebakwatiddwa e Namugongo mu Nnaku Bbiri

Ivan Ssenabulya

June 3rd, 2017

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Poliisi etegezezza ngembeera yebyokwerinda bwetabadde mbi okutwaliza awamu mu kulamaga kwomwaka guno. Poliisi etegezezza nti abasirikale baabwe abangi abayiriddwa e Namugongo nokwetoola ebitundu ebyesudde, bakoze omulimu gwokuuuma emirembe ngobwedda babawo mu kifo ekituufu ate mu budde obutuufu. Okulamaga wekukomekerezeddwa, poliisi egambye nti […]

Abasoba mu Bukadde 3 Bebalamaze

Ivan Ssenabulya

June 3rd, 2017

No comments

By Damalie Mukhaye ne Ndhaye Moses Namungi womuntu, abasobye mu bukadde 3 bebetabye mu kulamaga kwomwaka guno e Namugongo. Obumu ku bubaka, Ssabasumba we saza ekulu elya Kampala Dr Cyprian Kizito Lwanga akalaatidde abakirizza bonna okunywerera ku madiini gaabwe n’ebiragaano by’ebaakuba nga babatizibwa, sosi kutabaala mumadiini […]

Gwebasondera eza kookolo afudde

Ali Mivule

June 2nd, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Omuwala Carol Atuhirwe eyatawanyizibwa enyo ekirwadde kya kookolo bannayuganda nebatuuka n’okumusondera ensimbi ajanjabibwe afudde. Omuwala ono amaze akabanga nga kookolo amuli bubi era nga bamukaliridde enfunda eziwerako naye bigaanye. Okusinziira ku eyali munnamawulire Muhereeza Kyamutetera nga yeyakulemberamu kawefube w’okusonda ensimbi z’okujanjaba Carol […]

owa St.Lawrence aziikibwa leero

Ali Mivule

June 2nd, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Munnabyanjigiriza era abadde nanyini massomero ga St. Lawrence schools Prof Lawrence Mukiibi  olwaleero lwaziikibwa e Katende mu Mpigi. Prof Mukiibi y’afa ekirwadde ky’omutima ku ssande ewedde nga era olunaku lw’eggulo omulambo gwatwaliddwa ku massomeroge abayizi okumukubako eriiso evvanyuma. Ssentebe w’amassomero gano  Mike […]

Ssabasajja asiimye okuggulawo egyebika

Ali Mivule

June 2nd, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja Kabaka asiimye okugulawo emipiira gy’ebika bya Baganda mumwezi gwomusavu  nga 8,omwaka  2017 mu ssaza ly’e Kyaggwe. Empaka zino zigenda kuggulwawo ku kisaawe ky’eggombolola y’e Nakisunga. Omwami w’essaza ly’e Kyaggwe, Ssekiboobo Alex Kigongo ategeezezza nti beetegefu okukyaza Kabaka era okuyoyoota ekisaawe kino […]

“Kiwedde” e Namugongo

Ali Mivule

June 2nd, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Buli kimu kiwedde okutegeka wali ku kiggwa ky’abajulizi e Namugongo nga eggwanga lyetegekera okukuza olunaku lw’abajulizi enkya. Bwanamukulu w’ekigo kye Namugongo Father Vincent Lubega agamba obulabirizi bwe Hoima obulina okutegeka emikolo gy’omwaka guno bwebulina buli kyetaagisa. Agamba bo abalamazi  beyongedde okweyiwa ku […]