Amawulire

4 bakubiddwa bbomu

Ali Mivule

May 29th, 2017

No comments

Bya Magembe ssabbiiti E Mubende abaana bana bali bubi oluvanyuma lw’ekiteberezebwa okubeera bbomu okubwatukira mu ffumbiro gyebabadde batudde. Enjego eno ebadde ku kyalo Kikoona-Kyapatagi mu municipaali ye Mubende nga era abaana b’amujaasi mu mu nkambi y’abaaliko obukosefu ku mibiri gyaabwe eya Mubende Rehabilitation Center Staff […]

Abalema bekubidde enduulu

Ali Mivule

May 29th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe bongedde okwekubira enduulu olwokusosolebwa. Omu ku bakulira abalema bano mu disitulikiti ye Wakiso Fred Lukabwe agamba yadde nga bazze bekubira enduulu mpaawo kyakyuuse nyo. Binno yabyogeredde  mu musomo ogwategekedwa kukitebe kya district ye wakiso nga basomesa […]

Buganda eyisizza embalirira yabuwumbi

Ali Mivule

May 29th, 2017

No comments

  Bya Shamim Nateebwa Gavumenti ya Buganda eyisizza embalirira ya buwumbi 28 nga essira lyakutumbula byabulimi. Ensimbi ezisinga zisuubirwa kuva mu kitongole kya Buganda eky’ebyettaka ekya Buganda land board nga era wasuubirwa okuvaayo obuwumbi 15 sso nga bbwo obuwumbi 11 n’obukadde  300 zakuva mu satifikeeti. […]

Abayizi bakubalibwa mu massomero

Ali Mivule

May 29th, 2017

No comments

Minisitule y’ebyenjigiriza nga eri wamu n’ekitongole ekivunanyizibwa okuwandiisa abantu okufuna endagamuntu ekya National Identification and Registration Authority basuubirwa okutandika okuwandiisa abayizi ku massomero olunaku lwaleero. Okusinziira ku minisita w’ebyenjigiriza ebisookerwako Rosemary Sseninde, abakulu b’amassomero babadde bateeka ku nkalala abayizi abempewo ekifiiriza gavumenti obuwumbi 20 buli […]

Prof. Lwarence Mukiibi owa St. Lwarence Afudde

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Presidenti Museveni Nga’yambaza Prof. Mukiibi Omudaali Olwo’kutumbula Ebyenjigiriza Munnabyanjigiriza, omutandisi wamasomero ga St. Lwarence Schools, Prof. Lawrence Mukiibi afudde amakya ga leero ku ddwaliro lya Norvick mu Kampala gyamaze ngajanjabibwa ekirwadde kya ssukaali okumala wiiki eziwera. Okusinziira ku muyambi wa Professor, Diana […]

Abasiraamu mu Gavumenti Tebagonjodde Nakayana Zaffe

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Abakulembeze baba-Tabliq mu Uganda bambalidde abamu ku bakulembeze abayiraamu abalina ebiffo mu gavumenti, nti tebakoze kyetagisa okumalawo endoliito mu bayisiraamu naddala ezekuusa ku kubba kwebintu byobusiraamu. Amir womuzikiti gwe Nakasero, Umar Kasujja Mutakubirwa ategezeza nti kyabulabe nnyop kubanga enkayana ezitaggwa mu busiraamu […]

Abayisiraamu Bagala Bukuumi Mu kisiibo

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okusiiba mu mwezi omutukuvu kuyingidde olunnaku olwokubiri, ngabayisiraamu kyebasabye gavumenti bwebukuumi basobole okuyita mu mbeera eno obulungi. Omwogezi wekitebbe kyobusiraamu ekya Uganda Muslim Supreme Council wli ku kasozi Kampala Mukadde, Haj Nsereko Mutumba ategezezza nto omwezi omutukuvu wegutukidde nga waliwo obutali butebenkevu […]

Abalamazi Basimbudde okuva e Munyonyo

Ivan Ssenabulya

May 27th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses Ssabasumba we ssaza ekkulu erye Kampala Cyprian Kizito Lwanga akubiriza abakristaayo okukulembezanga emirembe, okuviira ddala mu maka gaabwe olwo ne gwanga awamu lwerinaaba nemirembe. Ategezezza nti emirembe gyejigwanidde okusembezebwa wakati mu kulamaga nokujjukira abajulizi ba Uagnda. Buno bwebubadde obyubaka bwa ssabasumba bwabadde […]

Olunnaku Olusooka mu Kusiiba

Ivan Ssenabulya

May 27th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule ne Shamim Nateebwa Enkumi nekumi zabayisiraamu olwetoloola ensi olwaleero batandise ekissibo mu mwezi omutukuvu ogwa Ramadhan. Kati kisiibo kino kuba kwerumya obutalya nkunywa nga nabafumbo tebetaba mu bikolwa bya mukwano okumala ennaku 30 okwewaayo eri omutonzi. Mufti wa Uganda Sheikh Shaban Ramadhan […]

Abatulugunya Mayor Baleteddwa mu Kooti

Ivan Ssenabulya

May 26th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Abasirikale ba poliisi 4 abavunanibwa okutulugunya mayor we Kamwenge Goeffrey Byamukama, basimbiddwa mu kooti nebasomerwa emisango era nebazibwa ku alimanda e Luzira. ASP Patrick Muramira, ASP Fred Tumuhairwe, Habib Roma ne Ben Odeke balabiseeko mu maaso gomulamuzi Jamson Karemani owa kooti ya […]