Amawulire

omwana abidde

Ali Mivule

May 26th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Abatuuze be Kabulengwa mu Wakiso baguddemu ekyekango bwe basanze omulambo gw’omwana nga gulengejjera ku kidiba ky’omugagga. Omugenzi ategerekesse nga Ismail Semakula nga awezza egyobukulu 16,abadde asoma mukibiina ekyomusanvu era nga ekiddiba mwasangidwa kyamutuuze ategerekesse nga  Brian Ssengendo nga kirundibwamu byennyanja. Poliisi ye […]

Okusiiba kw’ankya

Ali Mivule

May 26th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Aba Uganda Muslim Supreme Council bakakasizza nga okusiiba omwezi omutukuvu ogwaramadhan bwekutandika olunaku lwenkya. Omwezi tegwalabise olunaku lweggulo kale nekitegeeza nti okusiiba kwankya. Nga bwekyakolebwanga nabbi Muhammad, mu kisiibo abasiraamu balekayo okulya n’okunywa okutuusa enjuba bw’egwa nebasibulukuka nga era abalamuzi teri kwegatta […]

Bobi wine bamuwawabidde

Ali Mivule

May 26th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Omu ku balonzi era nga yesimbyewo ku kifo ky’omubaka wa Kyadondo East addukidde mu kkooti enkulu nga ayagala akakiiko k’ebyokulonda kayimirize byekaliko eby’okuzza obujja enkalala z’abalonzi. Muwadda Nkunyingi y’awawabidde akakiiko k’ebyokulonda,omuyimbi BobiWine wamu ne ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura nti bakutte bubi […]

FC ne kanso bali butoola

Ali Mivule

May 26th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Abanene  Express ne KCCA FC olwaleero bakuggwangana eggayangano mu luzanya olusooka olwa semi finals z’empaka za Uganda Cup. Express eyagala kwesasuliza ku KCCA olwokujikuba enfunda 2 mu liigi y’eggwanga nga ogwasooka babakuba 3-1 ogwaddako nebabakuba 1-0 e Wankulukuku. Omutendesi wa KCCA  Mike […]

Omwezi Tegulabise-Okusiiba kwa’Lwa’mukaaga

Ivan Ssenabulya

May 25th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omwezi tegulabise, nga bwekibadde kisubirwa akawungeezi ka leero. Kati okusinziira ku mawulire agavudde ku kitebbe kyobuyisiraamu ku kasozi Kampala Mukadde, kikakasiddwa nti Okusiiba mu Mwezi Omutukuvu kwakutandika ku lunnaku Lwomukaaga. Omwogezi wekitebbe kyobuyisraamu Hajji Nsereko Mutumba ategezezza nti ekiwandiiko ekivudde ewakulira Sahria, […]

Afumise Muganda we Namutta Ng’mutebereza Okwerigomba ne Mukyala we

Ivan Ssenabulya

May 25th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omuvubuka  afumise muganda we ekiso n’mutta  oluvanyuma lwokumutebereza  nti abade asinda omukwano ne mukyala we. Okusinziira ku Pamera Achan owemyaka 23 agamba omwami we Edward Kyakuwa, omutuuze w’e Kazo Angola mu division ye Kawempe yakomyewo awaka  namusanga nga banyumya ne Ben omugenzi […]

Kooti Egobye Ababaka Ba’baliko Obulemu Babiri

Ivan Ssenabulya

May 25th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Kooti ejjulirwamu eriko ababaka babaliko obulemu babiri begobye mu palalmenti ensonga, lwabutaba na mpapula za buyigirize nokugulika abalonzi. Abababka bano abajja ngabatalina kibiina kyonna, kuliko  Norkrach  Wilson abadde akirira abaliko obulemu mu mambuka ge gwanga ne Hood Katuramu owobugwanjuba bwe gwanga. Abalamuzi […]

Abakatuula s6 bakusomesebwa okukozesa emmundu

Ali Mivule

May 25th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abakatuula siniya ey’omukaaga abasoba mu 700 okuva mu disitulikiti ez’enjawulo bakutendekebwa mu ssomo lya mwoyo gwaggwanga okumala wiiki 2 wali mu kisaawe ky’ettendekero lya Shimoni Primary School college mu disitulikiti ye Wakiso. Kamissiona w’enteekateeka eno Col.Patrick Mwesigye agamba essomo lino lyakuyamba abayizi […]

Siri mulalu-Dr Stella Nyanzi

Ali Mivule

May 25th, 2017

No comments

Bya Ruth Anderah Munnabyanjigiriza ateerya ntama  Dr. Stellah Nyanzi asabye omulamuzi wa  kkooti ya Buganda Road James Ereemye okuyimiriza omusango gw’okuyita omukulemebeze w’eggwanga obutuliro ogumuvunaanibwa okutuusa nga kkooti etaputa ssemateeka emaze okuwulira okujulira kwe ku kukeberebwa oba omutwegwe gukola bulungi ky’awakanya. Wabula okusaba kwe tekuwuliddwa […]

Abakulu b’amasomero boolekedde okugobwa

Ali Mivule

May 25th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza ebisookerwako  Rosemary Sseninde  alagidde abakulira abakozi mu disitulikiti zonna okugoba abakulu b’amassomero abanalemesa okuwandiisa abayizi okugenda okutandika nga May 29. Bw’abadde ayogerera mu lukungaana lw’ebyenjigiriza e Jinja, Minisita ategezezza nga abakulu abamu bayinza okwebulankanya nebatagyayo mpapula zakuwandiisa bayizi kale […]