Amawulire

Ekisiibo kituuse

Ali Mivule

May 25th, 2017

No comments

   Bya Shamim Nateebwa Abayisiraamu basabiddwa okutunula nkaliriza okulaba oba omwezi gunaboneka olwaleero. Akulira ebya Sharia mu  Uganda Muslim Supreme Council Sheikh Yahaya Ibrahim Kakungulu agamba omwezi gwandiboneka akawungeezi kaleero nga era singa guboneka okusiiba kuba kwalunaku lwankya. Wabula singa olwaleero teguboneka olwo okusiiba awatali […]

Akena Yeganye Ebyo’kutunda Ekibiina

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa President wekibiina kya Uganda People’s Congress gwebayuuyayuuya Jimmy Akena yegaanye ebyogerwa nti aliko olukwe lwaluka okutnda ekibiina kya UPC eri NRM. Bbannakibiina okuva mu kiwayi kye kyennyini nga bakulembeddwamu Higenyi Kemba akulira emirimu mu UPC abavuddemu omwasi nga bagamba bagala Akena alangirire nti yegasse ku […]

Olunnaku lwo’kujjukira Obote bweyalumba Olubiri

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Okulumbibwa kwolubiri lwobwakaba bwa Buganda e Mengo kwaza nnyo Obuganda emabega nga kyekisera abantu ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 okukola ennyo okuzza Buganda ku ntiiko. Bino byebimu ku bigambo bya Supreme mufti wa Uganda Sheikh  Siliman Kasule  Ndirangwa bwabadde akulembeddemu […]

Mutabaazi Alagidde Amasimu Bagazeeko

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko akebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda communications Commission kategezezza nga bwekalagidde kampauni zamasimu zonna okuzaako essimu ezitali mpandiise ezabadde zijjiddwa ku mpewo. Kino kizzwe oluvanyuma lwekiragiro eyayongezaayo ssalessale okuukira ddala ngennakzu zomwezi 30 mu mwezi gwomunaana. Kati ssentebbe wakakiiko kebyempuliziganya aka UCC […]

Eyasse Mukyala we Olwa’kaboozi Yewaddeyo ku Poliisi

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2017

No comments

Waliwo omusajja eyewaddeyo ku poliisi mu district ye Palisa nga kigambibwa ono yakidde mukyala we namutta ngamulanga kumujjako kyayita eddembe lye okufuna akakboozi. John Tukei kigambibwa yakidde mukyala we namutugmbula namutta ngoluyombo lwavufdde ku nsonga zamu kisenge. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Bukedi, Sowali […]

poliisi eyodde 113

Ali Mivule

May 24th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Poliisi eriko abantu 113 bekutte nga kigambibwa okuba nti bebabadde basuza bannakampala ku tebuukye. Nga ayogerako eri bannamawulire olwaleero ku CPS , aduumira  poliisi mu kampala n’emiriraano  Frank Mwesigwa  ategezezza nga abakwatiddwa poliisi bwerudde nga ebalinya akagere naddala ku misango gy’obutemu, okubbisa […]

Buganda yakujjukira olulumba lwa Obote

Ali Mivule

May 24th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja kabaka Ronald muwenda Mutebi II olwaleero asiimye okulabikako eri Obuganda wali mu lubiri e Mengo okujjukira  nga bwejiweze  emyaka 51 bukya Dr Milton  Obote  alumba olubiri  olwe Mengo . Omutanda yasiima eddiini y’obuyisiraamu okulemberamu okusaba kw’emikolo gyona era nga okusinziira ku […]

Muzzeko amassimu gaffe

Ali Mivule

May 24th, 2017

No comments

  Akakiiko k’ebyembuliziganya kateereddwa ku nninga lwaki tekazzaako massimu agaali gasaliddwako sso nga nsalessale w’okuwandiisa amassimu yayongezeddwawo. Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni y’alagidde nsalessale ayongezebweyo okutuusa nga 30 August kale amassimu gonna agaabadde gajiddwako galina okuddizibwako mangu ddala. Wabula akulira akakiiko kano Godfrey Mutabazi  assabye […]

Katemba mu Palamenti, Alipoota ku Kutulugunya Zifulumye Bbiri

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune, Sam Ssebuliba Akakiiko ka palamenti ake ddembe lyobuntu akatekebwawo okunonyereza ku byokutulugunya abasibe e Nalufenya kategezezza nti kakizudde ng’abasinga ku basibe abagambibwa okutulugunyizibwa  nti batulugunyizbwa tebanatwalibwa ku poliisi eno. Ngennaku zomwezi 17th Mayi omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga yawa ababaka abatuula ku […]

Akena Ababe Bamukyukidde

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Waliwo ekibinja kyabannakibiina mu UPC nga kiva munda mu kiwayi kyomubaka wa munisipaali eye Lira Jimmy Akena ekimukyukidde nga kigamba alina olukwesikwesi okutunda ekibiina  eri ekibiina kya NRM. Bano bakulembeddwamu akulira emirimu gyekibiina ku UPC, Higenyi Kemba ngono ategezezza bannamwulire nti Akena […]