Amawulire

Kayihura Talabiseeko mu Kakiiko ke Ddembe Lyo’buntu

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ssabapoliisi we gwanga Gen Kale Kayihura talbiseeko mu maaso gakakiiko ke ddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission gyabadde asubirwa okunnyonyola ku nkola ya poliisi nebigambibwa nti batulugunya ababa bateberezebwa okumenya amateeka. Gen Kayihura, abadde wakulabikakako mu kakiiko nomuddumizi wagye lye gwanga, […]

Omusaayi neera gubuze

Ali Mivule

May 23rd, 2017

No comments

Bya Musasi waffe Ab’obuyinza ku ddwaliro lya Kasana  Kasana Health Centre IV mu disitulikiti ye Luweero basattira olw’ebbula ly’omusaayi  erizingamizza emirimu . Akulira eddwaliro lino Dr Sinani Mabuya agamba bafuna abalwadde abasukka mu 500 buli lunaku kyokka abazaala betaaga omusaayi wamu n’abo abolongosebwa . Dr. […]

Abalamazi babagumizza

Ali Mivule

May 23rd, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Omwogezi wa poliisi mu bendo-bendo ly’eMasaka Afande Lameck Kigozi agumizza abalamazi abagenda e Namugongo abatandise okutambula nti eby’okwerinda biri ggulu ggulu. Kigozi abadde awayaamu naffe naategeeza nti wabaddewo okutya mu balamazi ab’enjawulo olw’obunkenke obubadde mu kitundu kya greater Masaka kyokka naagamba nti […]

Palamenti yakukunya Minisita Tumwebaze

Ali Mivule

May 23rd, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune Minisita w’ebyempuliziganya Frank Tumwebaze asuubirwa mu kakiiko ka palamenti akakwasisa empisa abitebye lwaki yayisa olugaayu mu palamenti nga eragidde okuwandiisa amassimu kwongezebweyo naye n’alagira gasalibweko. Sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga olwaleero asuubirwa okuteekawo ebirina okugobererwa mu kukunya minisita ono. Yadde ga abamu […]

Palamenti yakuteesa ku bye Nalufenya

Ali Mivule

May 23rd, 2017

No comments

  Bya Moses Kyeyune Palamenti  olwaleero lw’efuna alipoota okuva mu kakiiko kayo akakola ku dembe ly’obuntu ku mbeera ya poliisi ye Nalufenya bangi gyebagamba nti eno olukutwakayo nga olaama olw’okutulugunya okuliyo. Alipoota eno okuweebwayo kiddiridde ab’akakiiko okulambula poliisi eno efuuse ensonga n’okwekeneneya embeera y’abasibe naddala […]

Entiisa-Omusajja Abutikiddwa Ettaka mu Kirombe Kya’mayinja

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya E Mukono ku kyalo Nsube mu gombolola yamasekati gekibuga, waliwo omusajja abutikiddwa ettaka mu kirombe kyamayinja. Junior Kazibwe abadde atemera mu myaka 35 omutuuze ku kyalo kino, olwaleero lwakedde ngolunnaku olulala wabula tazibizza. Ono ettaka lubumbulukuse ngali mu kinnya ne banne ababalala […]

Ebibaluwa Ebitiisatiisa Ssekandi

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Omumyuka womukulembeze we gwanga Edward Kiwanuka Ssekandi ayogedde ku bibaluwa ebitiisatiisa ebyamusulirwa mu mu maka ge. Sekandi asinzidde ku gombolola e Kabonera mu district ye Masaka nasaba abakuuma ddembe okwongera amaanyi mu mulimo gwabwe. Agambye nti kno kitadde obunkenke mu bantu. Gyebuvuddeko […]

Bebatulugunya Bawawabidde Gavumenti-Babalagira Balumirize Minista Henry Tumukunde

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Abantu 5 kwabo abangi abakwatibwa  ku byekuusa ku kutemula eyali omwogezi wa poliisi mu gwanga, omugenzi Andrew Felix Kaweesi bawawabidde ssabawolererza wa gavumenti mu kooti enkulu olwokubatulugunya nebafeenya bwebakwatibwa nebatwalibw aku poliisi ye Nalufenya mu district ye Jinja. Abantu bano 5 bakulembeddwamu Godfrey […]

FDC ewandiika abaatulugunyizibwa poliisi

Ali Mivule

May 22nd, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Ab’ekibiina kya FDC babakanye ne kawefube w’okuwandiisa abo bonna abazze batulugunyizzibwa poliisi nga n’abalala baabulawo nga era tebatwalibwanga mu kkooti. Bano okuvaayo bwebati kiddiridde abaakwatibwa ku kutibwa kw’eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andrew Kaweesi okutegeeza nti ku poliisi ye Nalufenya babatulugunya ebitagambika. […]

Embeera y’eddwaliro lye Kakabala yeralikiriza

Ali Mivule

May 22nd, 2017

No comments

  Bya Magembe sabbiiti Embeera  mu dwaliro  lya  gavumenti  elya  Kakabala  health  Center 111 eKyegegwa  eyungula  eziga  nga  abalwadde  bona  basuzibwa  mu kasenge  kamu  akalimu  ebitanda  bitaano, ate nga akasenge omuzalira abakyala  kalina ebitanda  bibiri  byoka. Ssentebe  we gombolola  ye Kakabala  Lwakyaka  Abdulu  ategezeezza nga  […]