Amawulire

Okusiiba kw’ankya

Ali Mivule

May 26th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule

Aba Uganda Muslim Supreme Council bakakasizza nga okusiiba omwezi omutukuvu ogwaramadhan bwekutandika olunaku lwenkya.

Omwezi tegwalabise olunaku lweggulo kale nekitegeeza nti okusiiba kwankya.

Nga bwekyakolebwanga nabbi Muhammad, mu kisiibo abasiraamu balekayo okulya n’okunywa okutuusa enjuba bw’egwa nebasibulukuka nga era abalamuzi teri kwegatta misana nga basiiba.

Ye supreme Mufti Sheikh Sliman Ndirangwa asabye abasiraamu bonna okutuukiriza empagi z’okusiiba era basome nyo Quran kubanga yakkira mu mwezi guno omutukuvu.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *