Amawulire

Abasiraamu mu Gavumenti Tebagonjodde Nakayana Zaffe

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2017

No comments

Bya Ndaye Moses

Abakulembeze baba-Tabliq mu Uganda bambalidde abamu ku bakulembeze abayiraamu abalina ebiffo mu gavumenti, nti tebakoze kyetagisa okumalawo endoliito mu bayisiraamu naddala ezekuusa ku kubba kwebintu byobusiraamu.

Amir womuzikiti gwe Nakasero, Umar Kasujja Mutakubirwa ategezeza nti kyabulabe nnyop kubanga enkayana ezitaggwa mu busiraamu zigotanyizza enkualkulana yaabwe.

Akubidde abamu ku basiraamu abalina ebiffo ebya waggulu mu gwavumenti, okuvaayo babeeko kyebakola ekyamangu bave mu kwetulako.

Kati obubaka bwe obwekisiibo asabye buli Muntu okukulembeza obumu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *