Amawulire
owe 16 ajiiridde mu nyumba
Poliisi mu disitulikiti ye Busia ekyanonyereza ku kyaviiriddeko omuvubuka ow’emyaka 16 okujiira mu nyumba. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bye Bukedi Sowali Kamulya omugenzi amumenye nga Kenneth Ojambo omutuuze ku kyalo Bubambo mu gombolola ye Bulumbi . Omuvubuka ono y’ajiiridde mu kasiisira ku ssaawa […]
Cranes tematidde Senegal
Bya Ali Mivule Ttiimu ya Uganda Cranes ne Senegal bagudde maliri mu mupiira gw’omukwano ogwazanyiddwa mu kibuga Dakar mu Senegal ku ssaawa mukaaga nga bukya. Guno mupiira gwakubiri ogwomukwano nga Cranes eremagana nga ogwasoose bagudde maliri ne Ethiopia ku kisaawe kye Hawassa. Wabula wabaddewo akasirikiriro […]
Bannayuganda boogedde ku byebasuubira mu kwogera kwa pulezidenti
Bya basasi baffe Nga bannayuganda betegeka okuwulira omukulembeze w’eggwanga by’agenda okwogera ku mbeera eggwanga lyelirimu , abamu ku babaka ba palamenti bakugaganye empawa ku kyebasuubira. Ababaka okuli Mike Ssebalu nga ono yali mu palamenti ya East Africa,n’owa Bunya East James Majegere batutegeezezza nti kale singa […]
Omulala Awabidde Banka Enkulu Olwe’nsimbi Zebaziika ne Ssemwanga
Bya Ruth Andera Kooti enkulu mu Kampala ewadde ssabwlererza wa gavumenti ne Bank ya Uganda enkulu ennaku 15 zokka okutekayo okwewozaako kwabwe mu kooti eno mu buwandiike, ku musango ogubavunanibwa olwobulagajjavu bwebafuuka kyesirikidde abavubuka ba Rich Gang bwebamansa ensimbi mu ntaana jjolyabalamu mu kuziika omugagga […]
Nambooze Agenda Kuwandikira Ssababalirizi ku Nsasanya Ye’nsimbi mu DP
Bya Ivan Ssenabulya Omubaka wa munisipaali eye Mukono Betty Nambooze alabudde nga bwagenda okuwandikira ssababalirizi webitabo bya Government ngayagala atunule mu nsasanya yensimbi mu kibiina kyabwe ekya Democratic Party. Ono agamba obukulembeze bwandiba nga bulina engeri gyebubulankanyizaamu ensimbi. Nambooze olunnaku olwe ggulo yatuzizza olukiiko lwabamemba […]
Abe’bizimbe mu Centinery Paaka Bavude mu Mbeera
Banannyini bizimbe wano ku Centenary Park bavudde mu mbeera amakya ga aleero olwebizimbe byabwe ebigenda mu maaso okusanyizibwawo. Kino kidiridde abakozi bekitongole kyebyenguudo nabekitongole kyamazzi ekya okulumba ekibangirizi kino, nebatandika okukoonakoona ebizimbe okuyisaamu emiumu gyanmazzi. Kati akulira Nalongo Estates Sarah Kizito Nyakaana, ngali wamu nabamu […]
Owa Ebola asattiza abasawo
Bya Julius Ocungi Waliwo omukazi agambibwa okubeera n’ekirwadde kya Ebola ayawuddwa ku balwadde abalala mu ddwaliro lya St Mary’s Hospital Lacor mu disitulikiti ye Gulu. Omu kubasawo abakugu mu ddwaliro lino Dr Emmanuel Ochola agamba ono baamukwatidde mu ddwaliro lino nga y’avudde Adjumani kubanga y’atuusa […]
olunaku lw’obutonde bw’ensi lwaleero
Uganda olwaleero yakwegatta ku nsi yonna okukuza lunaku lw’obutonde bwensi. Olunaku luno lukuzibwa buli nga 5 June okwongera okuzuukusa abantu ku by’okukuuma obutonde bwensi. Kati akulira ekitongole ekivunanyiaibwa ku butonde bwensi ekya NEMA Dr Tom Okurut agamba buvunanyizibwa bwabuli omu okukuuma obutonde. Anyonyola nti […]
Omuliro Gusanyizaawo Ebintu Bya’bayizi
Bya Magembe Ssabiiti Abazadde nabayizi ku somero lya Mubende-Public-Modal P/S basobeddwa oluvanyuma olw’omuliro okusanyawo ekisula kyabayizi abalenzi ebintu bya bayizi byonna nebisanawo. Director we somero lino Magret Zziwa ategezeezza nti tebanazuula kivuddeko muliro guno, wabulanga batebereza nti wandibaawo omwana eyabadde asigadde mu kisulo nabaako byayonoona. Ebintu byabayizi omuli ebitabo, engoye, ebyokulya nemifaliso byona bisanyewo. Abazadde kati bategezeezza nga bwebatalina nsimbi zakudamu kugulira baana era bandiwaliririzibwa okubatuuza awaka.
Abazze Okulamaga Bakyasobeddwa Tebalina Ntambula
Bya Moses Ndhaye Oluvanyuma, lwo’kulamaga olunnaku olwe gulo namungi womuntu bweyeyiye ku biggwa byabajulizi e Namugongo okujjukira abajjulizi ba Uganda abafirira eddiini yaabwe, abasinga kati bakyasobeddwa. Kati omusasai waffe atuseeko e Namugongo amakya ga leero, wabula bangi ku balamazi bakyasobeddwa, abamu tebalina ssente za ntambula, […]