Amawulire

Omuliro Gusanyizaawo Ebintu Bya’bayizi

Ivan Ssenabulya

June 4th, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti

Abazadde nabayizi ku somero lya Mubende-Public-Modal P/S basobeddwa oluvanyuma olw’omuliro okusanyawo ekisula kyabayizi abalenzi
ebintu bya bayizi byonna nebisanawo.

Director we somero  lino Magret Zziwa ategezeezza nti tebanazuula kivuddeko muliro guno, wabulanga batebereza  nti wandibaawo omwana eyabadde  asigadde mu kisulo nabaako byayonoona.

Ebintu byabayizi omuli ebitabo, engoye,  ebyokulya nemifaliso byona bisanyewo.

Abazadde kati bategezeezza nga bwebatalina nsimbi
zakudamu kugulira baana era bandiwaliririzibwa okubatuuza awaka.