Amawulire

Cranes etandise na maanyi mu za Africa

Ali Mivule

June 12th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira the Cranes etandise nabuwanguzi mu kusunsulamu abanetaba mu za Africa ezigenda okubeera e Cameroon mu 2019. Yadde nga baatataganyiziddwa mu byentambula okutuuka e Cape Verde, Cranes yalumye n’ogwengulu okukuba banyinimu aba CapeVerde 1-0. Muyizi tasubwa wa KCCA FC  Geofrey […]

Atuze omwana gweyakazaala

Ali Mivule

June 12th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Nabweru eriko omukazi gw’ekutte lwakuzaala mwana n’amutuka era n’amuziika. Florence Nannono owemyaka 23, nga mutuuze we Nabweru -South y’akwatiddwa oluvanyuma lwa kitaawe  omuto,Yasin Kasali okwekubira enduulu ku poliisi y’e Nabweru ng’ayagala enoonyereze muwalawe gye yatadde omwana gwe yazadde. Kasali agamba […]

Disitulikiti zakuweebwa ebirima enguudo

Ali Mivule

June 12th, 2017

No comments

Minisitule y’ebyenguudo olwaleero lwetandika okugabanya ebyuma ebirima enguudo   mu disitulikiti ez’enjawulo. Disitulikiti 35 zezigenda okusooka okuganyulwa mu nteekateeka eno naddala mu massekati g’eggwanga. Buli disitulikiti egenda kufuna ekimotoka ekisenda ettaka 1, ekittika ettaka 1 , ekiggumiza ettaka 1 . Twogeddeko ne ssentebe wa disitulikiti ye […]

Omuliro mu Kabuga e Iganga

Ivan Ssenabulya

June 11th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Police mu district ye Iganga ebakanye no’kunonyerezza ku kyavirideeko  omuliro ogukutte ekimotooka kyamafuuta mu kiro ekikesezza olwaleero mu kabuga ke Buseesa ku lugundo oluva e Iganga okudda Tororo ebintu ebirinanyewo ebiri mu bukaddebwensimbi nebisanyizibwawo. Kitegerekesse nti ekimotooka ki lukululana ekibadde kiva e Busia nga kidda Kampala kinonye […]

Eyalwanaganye Ne’ngo Apooca mu Ddwaliro e Mulago

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Omusajja awonedde watono okutibwa naleeteddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago nga’pooca n’ebiwundu oluvannyuma lw’okulwanagana n’engo ebuzeeko akatono okumuggya mu bulamu bw’ensi. Godfrey Lutalo omutuuze ku kyalo Miganyi mu district ye Nakaseke y’aleteddwa mu ddwaliro e Mulago ng’leenya n’ebiwundi ku mutwe neku mikono […]

Abayimbi Ne’banna Katemba Bawereddwa Emidaali Gyo’buzira

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Mu bantu abasoba mu 300 abawereddwa emidaali olunnaku lwe ggulo ku mikolo gyabazira be gwanga, abayimbi abamu basimiddwa nebanakatemba olwobuwereza bwabwe eri egwanga era nebalangirirwa ngabazira. Kuno kubaddeko Presidenti wabayimbi Andrew Benoni Kibuuka, munnakatemba Abbey Mukiibi, Kato Lubwama Paul, Charles James Ssenkubuge […]

Omulamuzi Alagidde Omusibe Gwe’batulugunya Olwo’kubba Kasooli Bamuliyirire Obukadde 200

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kooti enkulu e Margret Mutonyi alagidde government okuliyirira omusibe owemyaka 25 eytulugunyizibwa nensimbi za kunio obukadde 200 olwobuvune obwamanayi bwebamutekako. Henry Muloki omutuuze we Namatooke mu ggombolola ye Busamuzi mu district ye Buvuma yakwatibwa ku misango gyokukujjula ebitanajja bweyawasa akawala […]

Ab’engeye n’embogo bebaggulawo ez’ebika

Ali Mivule

June 8th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Bazzukulu ba Kayiira ab’eddira e Mbogo wamu n’aba Kasujja ab’engeye bebagenda kuggulawo emipiira gy’ebika bya Baganda egy’omwaka guno. Ssabasajja Kabaka wa Buganda  Ronald Muwenda Mutebi  y’asiimye okuggulawo empaka zino nga 8 July 2017. Enteekateeka eno efulumiziddwa  wali e Bulange Mengo . Ab’e […]

Ssewanyana awawabidde Magogo mu FIFA

Ali Mivule

June 8th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Omubaka wa Makindye West mu palamenti  Allan  Ssewanyana awawabidde akulira omupiira Moses Magogo mu kibiina ekiddukanya omupiira mu nsi yonna ekya FIFA nti yabulankanya tiketi z’ekikopo ky’ensi yonna ekya 2014. Ssewanyana agamba tiketi zino zaali ziweereddwa bannayuganda mbu Magogo n’aziguza abantu abalala. […]

Embalirira yaleero

Ali Mivule

June 8th, 2017

No comments

  Olwaleero eggwanga lyonna lirinze minisita w’ebyensimbi Matia Kasaijja okusoma embalirira mulindwa ey’omwaka gw’ebyensimbi 2017/2018 nga era yabutabalika 29 bwebuwumbi emitwalo 29000. Gavumenti esuubira okukunganya obutabalika 15 ku nsimbi zino by’ebitundu nga 48% okuva mu misolo gyakuno. Ensimbi 30% zakusaasanyizibwa ku byakuzimba nguudo, sso nga […]