Amawulire

Omulamuzi Alagidde Omusibe Gwe’batulugunya Olwo’kubba Kasooli Bamuliyirire Obukadde 200

Ivan Ssenabulya

June 10th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omulamuzi wa kooti enkulu e Margret Mutonyi alagidde government okuliyirira omusibe owemyaka 25 eytulugunyizibwa nensimbi za kunio obukadde 200 olwobuvune obwamanayi bwebamutekako.

Henry Muloki omutuuze we Namatooke mu ggombolola ye Busamuzi mu district ye Buvuma yakwatibwa ku misango gyokukujjula ebitanajja bweyawasa akawala aktto akemyaka 13 akaali kavudde mu ssomero mu mwaka gwa 2012.

Ono kati amaze emyaka 4 nekitundu ku alaimanda wabula yalabiseeeko mu maaso gomulamuzi, nga baganzika muganzike takayasobola kutambula yadde okutuula nga kigambibwa yakutuka omugongo.

Ono kigamibwa abakuumi bekitongole kyamakomera bamukuba byakitalo bwebamusanga nngabbye kasooli ku nnimiro ye Kitalya.

Munnamayteeka wa Muloki, Emmanuel Turyomwe aliko atunyonyodde, oluvanyuma lwomulamuzi okuyimbula omuvubuka ono nti betaaga nesimbi zino okujanjaba omuntu we mu ddwaliro ekkulu e Mulago gyaddusiddwa amangu.

Omumamuzi mu nnamula ye yenyamidde embeera ono gyalimu era nasalawo emyaka gyanmaze ku alimanda gyejiba jimumala.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *