Amawulire

Nkyali Mulamu-Kayihura

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Fredrick Musisi Kyaddaaki ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura avuddemu omwasi ku mbeera y’obulamu bwe oluvanyuma lwabannayuganda okutandika okwebuuza nti ssabapoliisi aliwa nga abalala bagamba nti oli mulwadde muyi alinda ssaawa. kati Kayuhura yayogeddeko n’olupapuoa lwaffe olwa daily Monitor mu kibuga kya Turkey ekikulu ekya […]

Abadde Abba ku Radio Bamukubye Amasasi

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono etandise okunonyereza ku ngeri omusajja atannaba kutegeerekeka gyeyakubiddwamu amasasi nafiirawo ku kyalo Wanjeyo e Walusubi mu gombolola ye Nama mu Mukono District. Kigambibwa ono yabadde aliko byabba mu kiro ku Radio emu, esangibwa mu kitundu kino. Ono omukuumi yamukutte nabaako […]

Abe’mbaawo e Masaka Bawakanyizza Emisolo Emippya

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Malikih Fahad Abasubuuzi bembaawo mu district ye Masaka bawakanyizza emisolo egyababinikiddwa gyebagamba nti giri waggulu. District ye Masaka yayongezza ku musolo ogujjibwa ku bintu ebikolebwa mu mbaawo, embaawo saako nemiti nga kino bagamba kyakoledwa okutereeza emirimu gyebyobusubuzi mu mbaawo. Kati abasubuuzi bembawo wansi wekibiian […]

Babakutte N’amasanga Ge’njovu

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Police mu district ye Amudat nga bali wamu nekitongole kya Natural Resource Conservation Network eriko abasajja babiri begalidde bwebakwatiddwa namasanga genjovu agaweramu kilo 49 nga gabalirirwamu ensimbi za kuno, obukadde 19 nomusobyo. Poliisi ekutte ne mmotoka ya gavumenti ekika kya Double Cabin […]

Olunnaku Lwa’ba-Taata

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Olwaleero lunnaku lwaba-Taata mu nsi wonna. Bya Benjamin Jumbe Ebibalo okuva mu kitongole kyabaana ekyekibiina kyamawanga amagatte ekya, UN Children’s Fund biraga nti abaana abasing wakati wemyaka 3 okutuuka 4, tebafuna Mukisa okumala obudde neba kitaabwe naddala mu butto. Bino byazuliddwa oluvanyuma lwokunonyereza kwebakoze mu […]

Munna FDC Salam Musumba Abusabuusa Akakiiko ka Bamugemereirwe

Ivan Ssenabulya

June 18th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ssentebbe wekibiina kya FDC mu Buvanjuba bwe gwanga, Proscovia Salaam Musumba, abusabuusa nti obukiiko obubangibwawo ku nsonga ezitali zimu tebuyinza kugonjoola bizibu bya gwanga. Munnabyabufuzi ono ateerya ntama ayogedde ku kakiiko komukulembeze we gwanga keyabangawo okunonyereza ku kibba ttaka akakubirizibwa omulamuzi wa […]

Ministry Eragidde abe’ddwaliro lya Cancer e Mulago Banonyerezebweko

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Ministry yebyobulamu eragidde okunonyereza kukolebwe ku bigambibwa nti waliwo omulwadde eyafiridde mu lugya lwe ddwaliro lya kokolo e Mulago-Uganda Cancer lwabulagajjavu ku ntandikwa ya wiiki eno. Okusinziira ku kiwandiiko ekivudde mu ministry ekitereddwako omukono gwa minister webyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng, abekibiina […]

Ogwa Nyanzi oba Okweyimirirwa kwe Kusazibwamu gwanga 20 Ogujja

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Omulazi ku kooti ya Buganda Road James Ereemye ataddewo olwangennakuzo’mwezi 20 omwezi ogwamusavu omwaka guno okusalawo oba nga basazaamu okweyimirirwa kwa Dr. Stellah Nyanzi’sakaomezebwewo okulaimanda eluzira. Oludda oluwaabi lwatekayo okusaba nga bagala okweyimirirwa kwomukyala ateerya ntama Dr. Nyanzi kusazibwemu nga bagamba nti […]

Abazadde Bagala Gavumenti Ekomye Okugabira Abaana makerenda Ge’kizaala Ggumba

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abazadde nabasomessa balopedde omukubirizza wolukiiko lwe gwanga Rebecca Kadaga, nga bagala ekyokugambira abaana amakalenda gekizalagumba kikome. Stephen Langa, akuliira ekitongole kya Family Life Network,akwasizza ekiwadiiko kino eri speaker kulwabazadde nabasomesa ategezezza nti abaana tebetaaga nkola zakizaala gumba wabula bawebwe Magezi nakubudabudibwa okusobola […]

Namukadde Airidde mu Nnyumba

Ivan Ssenabulya

June 17th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze ku kyalo Nkunyu mu district ye Lwengo baguddemu ekyekango, mutuuze munnaabwe bwasirikidde mu nnabbambula womuliro ogukutte ennyumba ye. Namukadde Alice Kateregga omuliro gumwokezza okutuuka okufuuka ebisirinza. Omwogezi wa polisi mu maserengeta ga Uganda, Lameka Kigozi akaksizza akabenje kano, nategeeza nti batebereza […]