Amawulire

Obubaka bwa Presidenti Museveni obwa Eid

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni mu bubaka bwe obwa Eid eri abayisraamu, abasabye mu buvumu okwenganga  byonna ebibasomooza okuli enjawukana nobwavu na magezi okulaba nti bakyusa embeera zaabwe nemu gwanga awamu. Abayozayozezza okutuuka ku Eid nokumalako omwezi omutukuvu. President Museveni ayogedde […]

Obubaka Obukulembeddemu Eid

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya ne Shamim Nateebwa Olwaleero Eid, ngabyisiraamu batandise okweyiwa ku mizikiti egyenjawulo, oluvanyuma lwokufundikira ekisiibo mu mwezi omutukuzu. Eid yalangiriddwa akawungeezi akayise oluvanyuma lwomwezi okuboneka. Kati okusinziira ku ntekateeka efulumye okuva ku kitebbe kyobuyisiraamu mu gwanga ku kasozi Kampala Mukadde, kusaala Eid ku […]

Eyali Minista webyobulambuzi Maria Mutagamba Afudde

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2017

No comments

Bya Moses Kyeyune Egwanga lyabutikidde ekyobeero akawungweezi akayise oluvanyuma lwamawulire gokufa kweyali minister webyobulamuzi Maria Mutagamba. Mutagamba yafirdde mu ddwaliro lya Case Hospital mu Kampala akawungeezi akayise ku myaka 70. Alipoota zabasawo entongole ku kyasse omugenzi tezinafuluma wabulanga kisubirwa, ono yafudde kirwadde kya kokolo owomubyenda. […]

Bamusanze Abba Pikipiki Ne’bamutta

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Gwebatereza okubba pikipiki, ekibinja kyabatuuze kimukakanyeko nebamukuba okutuuka okumutta. Bino bibadde ku kyalo Namalele mu ggombolola ye Buwenge mu district ye Jinja. Atwala poliisi yomu kitundu, Sadiq Thabo Muhammad ategezezza nti batandise okunonyereza. Omugenzi tanategerekeka mannya, nga tasangiddwako yadde ekiwandiiko ekimukwatako. Ono […]

Asse munne Olwa Chapati

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu district ye Luuka eriko omuvubuka owemyaka 14 gwekutte nga kigambibwa yafumise munne namutta olwa chapati. Omukwate amannya ge agatatukiriziddwa kigamibwa yakidde mukwane gwe owemyaka 17 namutunga ebisso mu kifuba ebimusse, ngoluyombo lwavudde ku kiffo buli omu wabadde akayanira nokukolera nga […]

Abavubuka Bavuddemu Omwasi ku Lutalo lwa Nantaba/Namuganza

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Moses Ndaye Waliwo ekibinja kyabavubuka okuva mu Buvanjuba bwe gwanga abavuddeyo ku ntalo nokwerumaruma ebigenda mu maaso wakati wa Minister omubeezi owebye ttaka Persis Namugaza ne munne owebyamawulire nebyekikugu Aida Nantaba. Bano abakulembeddwamu Denis Obita ne Ritah Namwenge bagamba Nantaba yaneneyzebwa kuba yaseesa mu […]

Ebya’badde mu Lukungaana Lwa’babundabunda

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Benjamin Jumbe Olukungaana olwobumu olwa Solidarity Summit on Refugees, olwatudde okusala entotto ku katayabaga kababundabunda  olubadde lubumbujjira wali e Munyonyo lwabuse akawungeezi akayise. Ensimbi obukadde bwa dollar 352 nomusobyo zezasondeddwa ku buwumbi bwa dollar 2 ezetagibwa okuyamba ababundabunda, nga zigenda kukola ku nsonga zebyokulya ebyenjigiriza, […]

Obubaka bwa Ssabasajja Obwa’Eid

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Obumu nokwagalana byebisimbiddwako essira mu bubaka bwa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 obwa Eid eri abayisiraamu. Omutanda agambye nti okwagalana kyekusumuluzo kyobutebenkevu nemirembe mu gwanga lyaffe, kalenga ku Eid eno abayisiraamu bagwana okukyefumintirizaako era okukissa mu nkola. Binoculars by ebimu ku […]

Eyawa Poliisi Obulimba mu Bubbi Bwe’Momotoka Bamukutte

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono ekutte agambibwa okubeera Omubbi we mmotoka. Omukwate nga mutuuze we Ngandu mu munisipaali eye mukono, poliisi erudde ngemulinnya akagere, oluvanyuma lwokumutebereza nti mubi. Omuddumizi wa poliisi e Mukono Rogers Sseguya ategezezza nti omukwate yasooka kuloopa mukozi we kavuma Joseph […]

Gwe’bakutte Nga’bba Akasimu Bamuleese ali Bukunya

Ivan Ssenabulya

June 24th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ensasagge egudde mu bantu ku poliisi e Mukono, abasirikale bwebaleese omusajja ngali bukunya nga bweyazalibwa. Ono poliisi ebadde emujje ku basubuzi mu Industrial Area ababdde bagenda okumutta oluvanyuma lwokumukwata ngabba akasimu. Mu kusooka Poliisi yayitiddwa bukubirire okutaasa omuvubuuka ono nga basanze kabulako […]