Amawulire

Obubaka bwa Presidenti Museveni obwa Eid

Ivan Ssenabulya

June 25th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni mu bubaka bwe obwa Eid eri abayisraamu, abasabye mu buvumu okwenganga  byonna ebibasomooza okuli enjawukana nobwavu na magezi okulaba nti bakyusa embeera zaabwe nemu gwanga awamu.

Abayozayozezza okutuuka ku Eid nokumalako omwezi omutukuvu.

President Museveni ayogedde ku ddembe lyokusinza, eririwo mu gwanga wabula nalabula nti terisanye kukozesebwa bukyamu.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *