Amawulire

Poliisi esabye BobiWine obuyambi

Ali Mivule

July 3rd, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi esabye omubaka wa Kyaddondo East Omuggya Robert kyagulanyi amanyiddwa enyo nga Bobi Wine  okugikwatizaako mu kulwanyisa obumenyi bw’amateeka mu kitundu kye. Kino kiddiridde abavubuka bangi okumuyiira obululu nga 29 June Wiiki ewedde . Kati bw’abadde ayogerako eri bannamawulire olwaleero, omwogezi wa […]

Ssebaana afudde

Ali Mivule

July 3rd, 2017

No comments

Bya Stephen Mbidde Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya DP John Ssebaana Kizito afudde. Omugenzi y’afiiridde mu ddwaliro  e Nakasero gy’amaze wiiki ssatu ku kitanda ng’ajjanjabibwa. Olunaku lw’eggulo embeera ya Ssebaana y’azzemu  okutabuka ne bamuzza ku byuma ebiyamba okussa n’azzibwa ne mu kasenge k’abayi  gye yasookera bamuwe […]

Abalamuzi balaalise okwediima

Ali Mivule

July 3rd, 2017

No comments

Bya Anthony Wesaka Essiga eddamuzi lyeyongeddemu ebizibu oluvanyuma lw’abalamuzi ba kkooti ento okutiisatiisa okwediima nga ne bannamateeka ba gavumenti kyebajje balaalike ku nsonga yeemu. Mu kiwandiiko kyebaawerezza gavumenti, abalamuzi bano bagamba  nti gavumenti baagitegezezza dda ku kigendererwa kyabwe okugyako nga embeera gyebakoleramu erongoseddwamu. Nga 30 […]

Etteeka ku Tuku-Tuku mu Kampala Lijja

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2017

No comments

Bya Ritah Kemigisa Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago, ategezezza nti bagenda kuvaayo ne tteeka erinarungamya ebyentambula eyemipiira 3 nga bu pikipki obwakazibwako erya Tuku Tuku. Bwabadde ayogerako naffe, Lukwago yakutunulira ebyentambula mu kibuga, engeri gyebirina okukwatibwamu. Mungeri yeemu Lukwago alabudde nti okulwanyisa Boda Boda […]

Ssabalamuzi Alonze Mugabo Ngo’mwogezi we Ssiga Eddamuzi

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe alonze omumyuka womuwandiisi wa kooti, Vincent Emmy Mugabo ngomwogezi wekitongole ekiramuzi omugya. Kati oluvanyuma lwokulondebwa kwa Mugabo, wakutandikirawo emirimu songa era wakusigala ngakola emirimu gye emirala ngomuwandiisi mu kooti enkulu wano mu Kampala. Okusinziira ku mwuwandiisi omukulu, […]

Omubaka Ssewungu ku Kya’pa mu Ngalo

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Nampala wababaka ba palamenti abekibiina kya DP, omubaka Joseph Gonzaga Ssewungu ayambalidde bayise bannakigwanyizi abavumirira enteekateeka ya Kyapa mu ngalo egendereddwamu okukulakulanya abantu abali ku ttaka ly’obwakabaka bwa Buganda. Ssewungu asinzidde mu kisaawe e Bbulakati e Lukaya m u district ye Kalungu […]

Minisita Alumirizza Abe’ttendekero lya Gavumenti Okubba Ettaka Lya’batuuze

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minister webye ttaka amayumba nekulakulana yebibuga, Betty Amongi alabudde abaddukanaye ttenedekro lya Soroti University ku kunyakulanga ettaka lyabatuuze abaryetolodde. Amongi ategezezza nto abali mu bukulembeze bwa University eno bandiba nga balina ebigendererwa byabwe, nga kyekibanawula okwagala okubba ettaka lyababtu nebasukka nensalo ezabalambikwa […]

Abamagye Bokezza Omwalo

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba E Kalangala waliwo ekibinja ky’abajasi b’amagye ga UPDF ekirwanyisa envuba embi, ekisaanyizaawo omwalo gwe Kagoonya mu gombolola Bufumira, nga kino kidiriidde abaatuze okukweka abakozesa envuba embi. Agavaayo galaga nti bano okuva mu mbeera baasaose kugoba motoka eyabade ejudde obwenjanja obuto eyabadde edda […]

Entekateeka Z’amattikira ga’ Kabaka

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2017

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Entekateeka z’okuza amatikira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 24 mu Ssazza lye Buwekula e Mubende omwezi guno zeyongedemu ebbugumu ngebiyitirirwa bitandise  okuzimbibwa. Ssentebe w’olukiiko olutesiteesi mu Ssazza lino Tonny Ssemmuli ngera ye mubaka wa munispaali eye Mubende ategezeezza ngomulimu gw’okumaliriza enyumba bwegugenda okujibwako […]

Aba Boda Boda Banazizza Munaabwe

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abagoba ba boda boda mu kibuga kye Mukono ku Bishop stage baliko munaabwe gwebanaziza oluvanyuma ngono bagamba abadde asukiridde obukyafu. Akulira eby’okwerinda ku stage eno Issa Kakande ategegezezza nti babadde bamaze omwaka mulamba nga begayirira Sebandeke Christopher omusajja omukulu owemyaka 37 okunaba n’okwoza […]