Amawulire

Buganda Ewaddeyo Enkata ya Bukadde 110 Okulwanyisa Nalubiri

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2017

No comments

  Bya Shamim Nateebwa Abakulembeze ku mitendera gyonna, basabiddwa okukubiriza abantu baabwe okufaayo ku nsonga zebyobulamu. Buno bubadde bubaka bwa Katikkiro, mu bigambo bye e Bulange Mengo bwabadde awaayo enkata eyobukadde110 eri eddwaliro lya Central public health e Butabiika, ezimu ku nsimbi ezasolozebwa mu misinde […]

Poliisi Ekyayigga Mirambo

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2017

No comments

Bya Samuel Ssebuliba Police ekyaremereddwa okunyulula emirambo gyabantu 3, mu mazzi, mmotoka mwebaali bweyagwa mu mugga Karuma wiiki ewedde. Kimotoka kika kya loole namba  UAW 356/C eyali yetisse muwogo okuva e Paidha ngedda mu district ye Hoima yagwa mu mugga nga kisubirwa abantu bano bafa […]

FDC Erabudde ku Kujja Ekkomo ku Myaka Gy’mukulembeze we gwanga

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2017

No comments

Bya Dmalie Mukhaye Ekibiina kya FDC kirabudde palaemnti onbutagzaako  kutigatiga ssemateeka, okujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwabadde ayogera eri bannamwulire mu lutuula lwa Bbalaza ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, ssekamwa wa FDC  Ibrahim Ssemujju Nganda lagudde nti walabika waliwo olukwe olwomunda okujjawo ekkomo […]

Okumenya Centenery Paaka Kutandise

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abekitongole kyamazzi ekya National Water batandise okumenya obuyumba mu kibangirizi kya Centenery park, okuwa ekyanya okuzimba engaznikiro yoluguudo oba Fly Over, ate nokutambuza amazzi mu kifo kino. Kati obukuumi bwamanyi nga poliisi weeri,okukakasa nti buli kimu kitambula bulungi.

Omutanda e Kyaggwe kugye’Bika

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Embeera ya Bbugumu mu ssaza lya Ssabasajja erye Kyaggwe, nga’baayo balindirira Omutanda, agenda okulabikako olwaleero luno mu kuggulawo empaka zebika bya Buganda, ku ggombolola ye Nakisunga. Engeeye egenda kwambalagana ne’Embogo. Embuutu zivuga, nagabantu bajudde ku makubo, wakati mu kulindirira. Ebiyitirirwa bizimbiddwa okuva […]

Omugenzi Kaudha ayogeddwako Nga’badde Ayagala Abaana Na’bavubuka

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abadde omubaka omukyala owa district ye Iganga mu palalemnti, Grace Hailat Kaudh ayogeddwako ngabadde omukozi ayagala ennyo abaana nabavubuka. Omugenzi ku myaka 30, alese omwana omu, nga yafiridde mu ddwaliro e Kawempe ku ttabi lye Mulago, oluvanyuma lwokufuna obuzibu ku lubuto lwabadde […]

Abakulisitaayo Mulwanyise Enguzi

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2017

No comments

Bya Moses Ndaye Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda Kitaffe mu Katonda, The Most Reverend Stanley Ntagali asabye abakulistaayo okuyamb ku gavumenti okulwanyisa omuzze gwobuli bwenguzi mu gwanga, kyagamba nti enguzi yeremesa enkulakulana. Bwabadde awa obubaka bwe mu kuggulawo ekkanisa ya St. Francis Chapel eyaziddwa obugya […]

Abavubuka Abayitako Emyaka Balabuddwa ku Nsimbi Ezokwekulakulanya

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2017

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Minisita owabavubuka n’abaana Owek. Florence Nakiwala Kiyingi awadde abavubuka amagezi okulonkooma abo ab’erimbuka mu myaka gy’ekivubuka okwezza ebintu byabavubuka. Owek Nakiwala Kiyingi okwogera bino asinzidde Masaka bwabadde asisinkanye abakulembeze b’abavubuka okuva mu districts okubadde Sembabule, Kalangala, Kalungu ne Masaka okutema okuzza ensimbi […]

Abo’ludda Oluvuganya Bateredde Gavumenti Akaka Olwokufa kw’omubaka we Iganga

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Aboludda oluvuganya gavumenti mu palamenti bakungubagidde, abadde omubaka omukyala owa district ye Iganga omugenzi kati, Grace Hailat Kaudha. Khauda yafiridde mu ddwaliro e Kawempe ettabi lya Mulago, olunnaku lwe ggulo oluvanyuma lwokufuna ekimbe, ngabadde lubuto lwa myezi 5. Kati bwabadde ayogerako naffe, […]

Owa 50 Yasobezza kuwe 14

Ivan Ssenabulya

July 8th, 2017

No comments

Bya Malikih Fahd Poliisi e Lukaya mu district ye Kalungu eriko namukadde owemyaka  50 gwetasizza obutatibwa batuuze oluvanyuma lwokusobya ku mwana owemyaka 13. Okunonyereza kwa poliisi okusooka kulaga nti ono omusanga yaguzizza bazadde bomwana bwebabadde tebaliiwo nga bagenze mu nnimiro. Atwala poliisi ye Lukaya, Vianne […]