Amawulire

FDC Erabudde ku Kujja Ekkomo ku Myaka Gy’mukulembeze we gwanga

Ivan Ssenabulya

July 10th, 2017

No comments

Bya Dmalie Mukhaye

Ekibiina kya FDC kirabudde palaemnti onbutagzaako  kutigatiga ssemateeka, okujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.

Bwabadde ayogera eri bannamwulire mu lutuula lwa Bbalaza ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, ssekamwa wa FDC  Ibrahim Ssemujju Nganda lagudde nti walabika waliwo olukwe olwomunda okujjawo ekkomo ku myaka gyomuklembeze we gwanga.

Ategezezza nti kati ngekibiina btandise okwebuuza ku bakwatibwako okuli ebibiina byobwanakyewa, bannadiini nabantu babulijjo ku songa eno.

Wano Ssemujju era asabye omukulembeze we gwanga Yoweri  Museveni okwekuba mu mutima, nti tatyoboola ssemateeka we