Amawulire

Buganda yakusoma embalirira yaayo

Ali Mivule

July 17th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Olunaku olwaleero olukiiko lwa Buganda  lwakuddamu okutuula nga nebikulu ebisubirwa kwekusoma kw’embalirira eyomwaka 2017\18. Omwaka gwebyensimbi oguwedde  olukiiko lwa Buganda lwayiisa embalirila ya buwumbi bwakuno  73,nga n’essira ekulu lyali ku byanjigiriza ,ebyobulimi nebyobulamu. Mungeri yemu wagenda kubawo  olutuula olwenjawulo okujjukira emirimu gyomugenzi […]

Omubaka Robert Kyagulanyi Ayanukudde Presidenti Museveni

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka wa Kyadondo East omugya, Robert Kagulanyi Sentamu amanyiddwa nga Bobi Wine ayanukudde omukulembeze we gwanga, Yoweri Museveni eyayogedde ku kulonda kwabwe okwali okwe bbugumu okujuza ekifo kyomubaka kino, mu palamenti. Kyagulanyi aliko ekiwandiiko kyafulumizza ekyebigambo 2,128 mwatadde obubaka bwe ngayanukula President […]

Omusajja Alumyeko munne Okuttu lwa Mukazi

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

MULAGO Bya Shamim Nateebwa Omusajja alumyeko munne okutu nga balwanira omukyala. Mathias Ssempijja 28, akolera ku siteegi ya Kamuli mu Kireka, yalumyeko Stewart Kiyingi okutu ng’amuteebereza okwagala muganzi we bwebabdde mu bbaala ku luguudo lw’e Kamuli e Kireka. Okusinziira ku Ssempijja, baasoose kulwana buli omu […]

Tanga Odoi Yajemedde Kooti

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

KIBANDA Ssentebbe wakakiiko kebyokulonda  mu kibiina kya  NRM Dr. Tanga Odoi yazimudde  ekiragiro kya kooti enkulu eyalagidde okuyimirizza okulonda kwakamyufu ku kifo kyomubaka we ssaza lye Kibanda mu district ye Kiryandongo. Kooti enkulu e Masindi olunaku Olwo’kutaana yalagidde okulonda okwakamyufu mu kibiina kya NRM kuyimirizibwe […]

David Emong Awangudde Gold

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Munna-Uganda omuddusi wemisinde gyabaliko obulemu, eyawangula omudaali gwa silver mu mpaka za Rio Paralympics ezomwaka gwa 2016, David Emong nate awangudde omudaali gwa Gold mu misinde gya T46 mita 1500 mu mpaka za World Para Athletics Championship 2017 mu kibuga London mu […]

Ebibiina Byo’bwanakyewa Bikyawakanya Ebirime Ebikolerere

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

Bya Moses Ndaye Waliwo ebibiina byobwanakyewa 12 ebivuddeyo okusaba palamenti okuddamu okwkennneya ebbago, erikwata ku birime ebikolerere erya Biotechnology and Biosafety Bill eryomwaka 2012 nga terinayisibwa. Ku bannakyewa bano kuliko, Action Aid-Uganda, Food Rights Alliance Caritas-Uganda nebiralala nga bgamba abalimi balina okusooka okubebuzaako ku nsonga […]

Omusajja Asse Mukyala we Oluvanyuma Neyetta

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

LYANTONDE Bya Malikh Fahad Poliisi mu district ye Lyantonde etandise okunonyererza kungeri, omusajja gyeyaseemu mukazi we naye oluvanyuma neyetta. Entiisa eno ebadde ku kyalo Kilyamenvu mu ggombolola ye Mpumudde mu district ye Lyantonde. Muhammad Kibaati owemyaka 50, omutuuze we Kilyamenvu kigambibwa yetuze oluvanyuma lwokutta mukyala […]

Abantu 4 Bafiridde mu Kabenje e Lwengo

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

LWENGO Bya Sam Ssebuliba Abantu 4 batokookedde mu kabenje ka motoka, tax ne Toyota Premio bwezambalaganye bwenyi ku bwenyi ku luguudop oluva e Masaka okudda e Mbarara. Akabenje kano kagudde ku kyalo Nkalwe mu district ye Lwengo, tax namba UAW 361/S ebadde edda e Kosoro bweyingiridde […]

Aba Rotary Bakyakungubaga

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ngegwanga nensi awamu bikyagenda mu maaso okukungubagira Presidenti wa Rotary International omulonde, munna-Uganda, Sam Owori eyafiridde mu gwanga lya America, ngalongosebwa okugulu, kati banna-Rotary bajjukiziddwa okutwala ekyokulabirako kye. Munna-Rotar Kagimu Fred, nga ye mayor wa munispaali eye Mukono ategezezza nti ekiseera kyekino […]

Aba UPDF e Somalia Tebanaweebwa Nsako

Ivan Ssenabulya

July 16th, 2017

No comments

Bya Damlie Mukhaye Egye lye gwanga erya Uganda People’s Defence Force linyonyodde ku kulwawo okusasula abasirikae abasindikibwa u gwanga lya Somalia abasindiibw okukuuma amirembe. Kino kidiridde, ebyafulumidde mu maluwilire, ebyalaze nti abamu ku bajaasi ba Uganda mu Somalia, tebanasasulwa nsako zaabwe mu budde. Omwogezi wa […]