Amawulire

Abalamuzi Bawadde Gavumenti Ssalessale Okwediima

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2017

No comments

KAMPALA Bya Ruth Anderah Abalamuzi nabo bavuddeyo nebawa gavumenti salesale wa mwezi gumu, okutuuka ngennaku zomwezi 23 omwezi ogujja ogwomunaana okuba nga babangozza emisaala nga baweze nga bwebagenda okussa wansi ebikola. Bino bitukiddwako mu lukiiko lwabalamuzi olwawamu olutudde akawungeezi akayise. Abalamuzi mu kibiina kyabwe ekibagatta […]

Aba Boda Boda 4 Bebakwatiddwa mu Lutalo lwe Wakaliga

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2017

No comments

KAMPALA Bya Ivan Ssenabulya Aba Boda Boda 4 bebakwatiddwa poliisi mu lutalo olwabaddewo olunaku olwe ggulo wali e Wakaliga, oluvanyuma lwebiwayi ebiri ebitalima kambugu ekya Boda Boda 2010 nekya Cenurty okwegwa mu bulago. Poliisi yategezezza nti aba 2010 bebalumbye aba Century, nebabulonda mu lutalo kafumuula […]

Kooti Ya’magye Etudde Nevunaana Omujaasi Eyasse Omuntu e Ssembabule

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

SSEMBABULE Ivan Ssenabulya Kooti yamagye etude emisana ga leero mu lutuula olwenjawulo ku kitebbe kya district ye sembabule okuwozesa abajaasi bassatu abakwatiddwa ku byekuusa ku ttemu omwafiridde mutabani wa ssentebbe we ggombolola ye Lugusuulu eyakubiddwa amasasi agamusse. Kigambibwa constable Canan Nkamuhebwa, yakidde Paul Tumukunde namukuba amasasai agamusse […]

Palamenti Yayimirizza Ebyo’kusengula Paaka ye Mukono

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Palamenti yayimirizza ebyokumenya amadduuka agali mu kkubo kulwe Jinja, nokusengula paaka ye Mukono, okusobola okugaziya enkulungu egatta oluguudo lwe Kayunga nolwe Jinja. Kino kyadiridde omubaka wa muniapaali eye Mukono, Betty Nambooze nabumu ku basubuzi okwekubira enduulu eri palamenti nga bagamba nti […]

Abawa Poliisi Obulimba Beyongedde

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Emisango emijweteke abebyokwerinda bategezezza nga bwejeyongedde ennyo. Akulira okunonyereza ku buzzi bwemisango ku poliisi ye Mukono Batasi Ibrahim ategezezza nti abantu bangi abeyongedde abalimba nokuwayiriza bannaabwe n’addala mu misango ttaka. Batasi abadde ayogerako eri abatuuze e Kyetume ku mbeera yobumenyi bwamateeka […]

Poliisi Ekubye Amasasi muba-Boda Boda e Wakaliga Okubagumbulula

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

WAKALIGA Bya Ivan Ssenabulya Wabaddewo okulwanagana mu biwayi byaba Boda Boda wakati wa Boda Boda 2010 naba Century, wali e Wakaliga, nga poliisi eyitiddwa bukubirire okutaasa embeera. Bano bekubye emiggo egitagambika, okutuusa poliisi lwebaguddemu nebabuna emiwabo, nga amasasi gakubiddwa mu bbanga okubagumbulula. Kitegezeddwa nti abekiwayi […]

Eddwaliro lya’Kokolo Lya’kulongoosa Obusomyo

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MULAGO Bya Shamim Nateebwa Eddwaliro lya kokolo erya Uganda Cancer institute lyolekedde okutandika okukyusa obusomyo u magumba eri abalwadde ba kokolo owomu magumba oba Leukemia. Kitegezeddwa nti ngomwaka guno tegunagwako kino kijja kuba kisoboka. Akulira eddwaliro lino, Dr. Jackson Orem ategezezza bannamwulire nti kino ijja […]

Ekyuma Ekikalirira Kokolo Kituuka Mwezi guno e Mombasa

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MULAGO Bya Shahim Nateebwa Ekyuma ekijanjaba kokolo kisubirwa okutuuka ku mwalo e Mombasa sabiiti ejja ngennaku zomwezi 28th omwezi guno. Kino kyadirira ekyuma Uganda kyokka kyeyalina okufa, ekyogezza abantu ebigambo nabalwadde ba kokolo okubutabutana okumala ebbanga. Okusinziira ku akulira eddwaliro lya Uganda Cancer Institute e […]

Buganda Ya’kuwandiika Ebikwata ku Bika bya’Baganda

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MENGO Bya Shamim Nateebwa Kamalabyonna wa Buganda owek. Charles Petere Mayiga alangiridde entekateeka, obwakabaka okuwandiika ku byonna ebikwata ku bika byabaganda 52, bisobole okusomwako nabalijja okubaako byebamanya. Bweyabaddea ayogerako eri abawandiisi, mu mwoleso gwa Buganda ogwabawandiis nabakubi bebitabo ogusookedde ddala e Bulange-Mengo, Kattikiro yategezezza nti […]

Abavuganya Gavumenti Basabye Abantu Okulwanira Ssemateeka

Ivan Ssenabulya

July 22nd, 2017

No comments

MASAKA Bya Gertrude Mutyaba Ababaka ba Palamenti ku ludda oluvuganya gavumenti basabye abantu babulijjo, okulwana ennyo okukakasa nti ssemateeka we gwanga takwatibwamu. Ababaka bano nga bakulembeddwamu akulira oludda oluwabula gavumenti mu Palamenti Winnie Kizza basinzidde Masaka mu lukungaana lwabwe olwasoose nga bebuuza ku bantu ku nnongosereza […]