Amawulire

Omusirikale Afumise Muto We’kiso

Ivan Ssenabulya

July 31st, 2017

No comments

APAC Bya PATRICK EBONG   Poliisi mu district ye Apac eriko omusirikale gwetandise okuyigga, ngono kigambibwa yakidde muto we owemyaka 14 namufumita ebiso okutuuka okufa. Walter Ejon owemyaka 32 kigambibw yafumise muto we, Emmanuel Adoko ekiffomu kifuba, nafa amangu ddala nga yakatusibwa ku ddwaliro lya Ayago […]

Akabenje kulwe Masaka Katuze 6

Ivan Ssenabulya

July 31st, 2017

No comments

Bya Damalie Mukhaye Poliisi ekakasizza nti abantu 6 bebafiridde mu kabenja,  ddekabusa akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka. Taxi Number UAF 223/N eyambalaganye nekimotoka ekyettisi FUSO UDI 191. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu tundutndu erya Katonga, Philip Mukasa, akabenje kano kavudde […]

Buganda Ennongosereza mu Tteeka Lye’Ttaka Ezigaanye

Ivan Ssenabulya

July 31st, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba ne Ivan Ssenabulya Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 aliko akaama kakubye abasajja, okwetaba mu lutalo lwokulwanyisa akawuka ka mukenenya mu Buganda ne Uganda awamu. Omutanda yeyama okubeera omubaka, wekibiina kyamawanga amagatte mu lutalo lwa siriimu. Omuteregga abadde ayogerako […]

Aba UPDF 12 e Somalia Batiddwa

Ivan Ssenabulya

July 31st, 2017

No comments

Obulumbaganyi obwamanyi bukoleddwa ku magye ga UPDF agali wansi womukago gwa AMISOM abajaasi 12 nbafa, songa 7 kati banyiga biwundu. Ekibinj ekyalumbiddwa kyekya battle group 22, wansi wa abatalin ey’omuisanvu  era nga ekiwandiiko kyetufunye okuva mu maggye ge gwanga wano mu uganda kiraga nti abalumddwa babade […]

Abawagizi ba’masaza Bafiridde mu Kabenje

Ivan Ssenabulya

July 30th, 2017

No comments

Butambala Bya Sadat Mbogo Abantu  batano (5) bebakakasidwa nti bafiridde mu kabenje  nabala 9 banyiga biwundu  nga bonna bawagizi bamupiira gamasaza. Akabenje kano kaagudde mu kibira kye Seenene okulina  ne town ye Kibibi ku luguudo lwe Mpigi-Gomba. Okusinziira ku police bano babadde batambulira mu Taxi […]

Omubulizi We’njiri Asulise Omugoberezi Ennenge

Ivan Ssenabulya

July 29th, 2017

No comments

MBARARA Ekifananyi Kijiddwa mu Tterekero. Poliisi ye Mbarara eriko omusajja owemyaka 37 gwegalidde nga kigambibwa yakidde mussajja munne namusiyaga. Okusinziira ku poliisi, omukwate mubulizi wa njiri okuva mu kanisa ya Kiryaburo Church of Uganda, nga mutuuze mu ggombolola ye Rugaaga mu district ye Isingiro. Kigambibwa ono yakidde Moses […]

Micho Alekulidde Obutendesi

Ivan Ssenabulya

July 29th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omutendesi wa tiimu ye gwanga Micho Sredojevic asazizaamu endagaano ye eyemyaka 3 nekitongole ekiddukanya omupiira mu gwanga ekya Federation of Uganda Football Association, ngagamba abadde ayisibwa bubi atenga akolera mu mbeera mbi, kalenga okuva no’lwaleero tagenda kuddamu kubeera mutendesi wa tiimu ya […]

Omutanda Atuuka ku Sande mu ssaza lye’Buwekula

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa ne Magembe Ssabiiti Minister avunanyizibwa ku ntambula za Ssabasajja Kabaka Owek. Mariam Mayanja akakasizza nga Ssabasajja bwagenda okutuuka mu Ssaza lye elye Buweekula ku Sanday, mu gandaalo lya ssabiiti eno wakati we saawa 6-7 ezemisana. Omutanda wakwanirizibwa ku mugga Nabakazi ku nsalo ye […]

Abawagizi Ba’masaza Balabuddwa

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2017

No comments

MASAKA Bya Sam Ssebuliba E masaka police nate erabudde abawagizi b’omupiira ogw’amasaza okukuuma obukakama, beewale okutuusa kubanaabwe obulabe. Bino bigidde mukadde nga empaka  z’amasaza zituuse ku mutendera gw’oluzanya olwa quarter final, era nga enkya Mawokota yakweriga ne Budu mukisaawe kye masaka. Twogedeko nayogerera police mu […]

Obubbi bwa Namba Plate

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abagoba bebidduka mu kibuga kye Mukono balazze okutya olwekibba namba puleeti zemotooka ekyeyongedde mu kitundu. Okwemulugunya kuzze kweyongera mu bagoba be mmotoka, nga bgamba waliwo abababbako namba pulate, oluvanyuma nebabasaba ensimbi okuzbaddiza. Bbosa Moses nga yoomu ku bakosedwa agambye yabbiddwako namba pulate ye mmotoka […]