Amawulire

Ba Kansala Bonoonye Ebizimbisibwa

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2017

No comments

MUKONO Bya Ivan Ssenabulya Ba kansala ku lwa district ye Mukono balumbye ekifo kyebagamba nti kyawambibwa okuva ku ttaka lye’kitebe kya district, nebatandika okujjayo ebizimbisibwa ebibadde byatereddwawo. Ekifo kino kirinanye ekittebbe kya district ngakuliira eby’obulamu mu munisipaali eye Mukono Dr. Anthony Konde agamba nti yakiguula […]

Owe’myaka 15 Akubiddwa Amasanyalaze

Ivan Ssenabulya

July 28th, 2017

No comments

KYOTERA Bya Malikh Fahad Entiisa ebutikidde abatuuze be Kyotera omwana owemyaka 15 bwakubuiddwa amasanyalaze nafa. Omugenzi aterekese nga Marvin Kateregga ngabadde asoma ekyokutaano ku ssomero lya Kyakuduse Primary school ku kyalo Kyotera mu district ye Kyotera. Ssentebbe we kyalo Kyakuduse, Joseph Kayiwa omugenzi alinnye ku […]

Ateeredde banne kazambi bamusibye

Ali Mivule

July 25th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Eyasangiddwa ng’asumuludde sewerage we ng’akulukutira mu bantu awereddwa ekibonerezo kyakwebaka mu kkomera e Luzira okumala ennaku 3. Senoga Gerald nga Mutuuze we Lungujja mu division ye Lubaga avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Moses Nabende nakiriza […]

Abayiira minisita Otafiire amazzi bamwetondedde

Ali Mivule

July 25th, 2017

No comments

Bya Judith Atim Ab’ekibiina ekigatta ba ssentebe ba zi disitulikiti ezenjawulo ekya  Uganda Local Governments Association bafulumizza ekiwandiiko nebetonda olwabamu ku ba memba baabwe abayiira minisita akola ku nsonga za ssemateeka Maj General Kahinda Otafiire amazzi yenna najojobana. Bano Otafiire baamutabukira ku lwomukaaga ku kisaawe […]

Omuwala omulala atiddwa mu bukambwe

Ali Mivule

July 25th, 2017

No comments

  Bya Shamim Nateebwa. Omuwala omulala attiddwa mu bukambwe oluvannyuma lw’okusobezebwako era n’afumitibwa ebitti mu mbuggo ne mu kabina. Attiddwa mu bukambwe ye Rossette Nakimuli, omutuuze we kitala mu tawuni kanso e Katabi mu kiro ekikeseza olwaleero era omulambo gwe negusulibwa mu nnimiro ya muwogo […]

Minisita alagidde ku bazadde abambala obubi

Ali Mivule

July 24th, 2017

No comments

    Bya Shamim Nateebwa Minista  omubezi ow’ebyenjigiriza ebisookerwako Rose Mary Sseninde Nansubuga alagidde abakulu b’amasomero okuggalira ebweru wa geeti abazadde abagenda ku massomero nga bambadde enkunamyo. Bino yabyogeredde ku ssomero lya Queen of Peace Primary School e Lubaga ku mukolo gw’omuwolereza w’essomero lino kwe […]

Omuwala omulala bamusobezzako nebamutta

Ali Mivule

July 24th, 2017

No comments

Bya Shamim Nateebwa Poliisi  mu bitundu bye Ntebe  eriko omugoba wa Boda boda atayatukiriziddwa manya olw’ebyokwerinda gwegalidde ku misango gy’okusobya ku mwana  owasiniya eyokutaano n’oluvanyuma natibwa. Okusinziira kwakulira ba mbega ba poliisi e Ntebe Zakaliya Mbabazi  omugenzi y’asembye okulabikako nga alinnye pikipiki y’omusajja ono kale […]

Olupapula lwa Daily Monitor lusajjakudde

Ali Mivule

July 24th, 2017

No comments

Bya Judith Atim Olwaleero olupapulalwo oluganzi olwa Daily Monitor bweluweza emyaka 25 nga lukuweereza mu by’amawulire ag’amazima era agesigika. Welutuukidde olwaleero nga olupapula lwa Daily Monitor wamma nga luganzi nyo nga era bangi bakyalweyunira . Mu myaka gino 25 wabula era temubuzeemu maggwa nga mu […]

Omusirikale Eyasse Omuntu e Ssemabule W’akutugibwa ku Kalabba

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2017

No comments

SSEMBABULE Bya Malikh Fahad Kooti yamagye eyatudde mu district ye Ssembaule, esindise omusirikale wa poliisi, Constable Canan Nkamuhabwa atugibwe ku kalabba olwokutta mutabani wa ssentebbe we ggombolola ye Lugusuulu mu ditsirct ye Ssembabule Paul Tumukunde owe’myaka 31, eyakubibwa amasasi mu bbaala ku Lwokuna lwa wiiki […]

Micho, Omutendesi wa Cranes Alabudde Okulekulira

Ivan Ssenabulya

July 23rd, 2017

No comments

LUGOGO Omutendesi wa tiimu ye gwanga, coach Micho Sredojevic munnnsi we gwanga lya Serbia, alangiridde nga bagenda okulekulira omulimu, ngasubiza nti agenda kutekayo ebbaluwa ye erekuira mu ssaawa 48. Bino abyogedde akawungeezi akayise, oluvanyuma lwomupiira tiimu ye gwanga mwekubidde South Sudan goal 5-1 mu mpaka zokusunulamu abanetaba […]