Amawulire

Embalirira yaleero

Ali Mivule

June 8th, 2017

No comments

 

Olwaleero eggwanga lyonna lirinze minisita w’ebyensimbi Matia Kasaijja okusoma embalirira mulindwa ey’omwaka gw’ebyensimbi 2017/2018 nga era yabutabalika 29 bwebuwumbi emitwalo 29000.

Gavumenti esuubira okukunganya obutabalika 15 ku nsimbi zino by’ebitundu nga 48% okuva mu misolo gyakuno.

Ensimbi 30% zakusaasanyizibwa ku byakuzimba nguudo, sso nga ebyamasanyalaze  biriko obutabalika 2 n’obuwumbi 3.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *