Amawulire

Rukungiri awuuma NRM ne FDC bubeefuka.

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba.   Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni akuutidde abantu be Rukungiri okwesamba banabyabufuzi ababanyumizza emboozi ezawulayawula mu bantu nga besigama ku mawanga n’amadiiini. Bwabadde anoonyeza munna NRM Winnie Matsko akalulu wali e Rukungiri Municipal stadium president President agambye nti  eby’obufuzi nga bino […]

Ongwen wa’kutandika okwewozaako mu gwo’munaana

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Eyali omudumizi wabayekera ba LRA Dominic Ongwen gwakuddamu ngomuvunanwa wakwewozaako mu August womwaka guno mu kooti yensi yonna mu kibuga Hague mu gwanga lya Netherlands. Kino kikakasiddwa Dahirou Sant-Anna omukungu mu wofiis ya ssbawaaabi wa ICC. Ono abadde ayogera ne banamwuire mu […]

Gwebateberezza okuwamba omwana bamusse

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Gwebateberezza okuwamba omwana abatuuze be Bugaya mu gombolola ye Nabwigulu mu district ye Kamuli bamukubye nebamutta. Ssentebbe wa LC3 Tito Batwaula ategezeza nti omugfenzi afiridde mu ddwaliro lye Kamuli-Mulago gyabadde addusiddwa. Kigambibwa nti ono abatuuze bamweengedde bwebamulabye ngayita akaana komutuuze akemyaka 5, […]

Omuwala eyabadde yewambye e Mpigi bamukutte

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Police e Bujuuko mu district y’e Mpigi eriko omuwala gweggalidde mu kaddukulu kaayo ajiyambeko mu kunonyereza ku bigambibwa nti yabadde awambiddwa ate oluvanyuma n’azuuka nga mulamu. Doreen Nanyombi owemyaka 15 nga muwala wa Kazibwe David ow’e Bujuuko kitaawe yamututte ku police emunonyerezeeko […]

Museveni alagidde baddemu okulonda Prof Wasswa Balunywa

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Sam Ssebuliba Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta Museveni alagidde minister webyenjigiriza nemizannyo Janet Kataha Museveni okuddamu okulonda Prof. Wasswa Balunywa nga principle we ttendekero lya Makerere Business School. Endagaano ya Professor Balunywa yaweddeko olunnaku lwe ggulo, ngolukiiko olwa University Council mu bwangu obwekitalo lwalonze […]

Poliisi esindise abakugu okuddayo ku Baheesi Hostel

Ivan Ssenabulya

May 29th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi ezikriza omuliro egamba ekyagenda mu maaso nokunonyererza ku muliro ogwakutte ekisulo kya Baheesi Hostel, ku MUBS e Nakawa mu Kampala. Bwabadde ayogerako naffe addumira abazinya mwoto Joseph Mugisa ategezeza nti basindise ekibinja kyabakugu olwaleero okunonyererza okuzuula ekyavuddeko omuliro nokulongoosa ebyayononese. Ono […]

Kitata awawaabidde kooti y’amajje mu kooti enkulu.

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. E yaliko omuyimwa wa Boda-Boda 2010 Abdullah Kitata kati adukide mu kooti enkulu nga ayagala emutaase ku kooti y’amajje gyagamba nti emuwozesa kyoka nga simunamajje. Mukaseera kano Kitata ali mu kooti y’amajje wano e Makindye ku misango egy’okusangibwa n’ebyamabalo, kko nemundu yamajje […]

Police ezikirizza omuliro ogubadde gukutte ekisulo kyabayizi.

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Kyadaaki polisi  esobodde okuzikiriza omuliro ogubadde gukutte ekisulo eky’abayizi ekimanyiddwa nga  Bahesi ekisangibwa wano e  Bugolobi okumpi ne MUBS. Gyebuvudeko twayogedeko n’aduumira ekitongol ekizikiriza omuliro Joseph Mugisa,  n’agamba nti omuliro guno gubadde gutandikidde wagulu, wabula polisi egwanguyidde okukakana nga guzikidde. Mukaseera kano […]

Jamil Mukulu akomawo mu kooti olwaleero

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Okwetegekera omusango gweyali akulira abayekera ba ADF Jamil Mukulu kusubirwa okutandika amakya ga leer mu kooti enkulu ewozesa ba kalintalo. Okutandika okwetegekera eomusango guno na biki ebigukwatako kwalina okutandika nga May 14th ekitasoboka oluvanyuma lwomuwaabi wa gavumenti John Baptist Asiimwe okusaba kooti […]

Abalamazi abaavudde e Congo batuuse e Mubende

Ivan Ssenabulya

May 28th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Abalamazi abatambuza ebigere okuva mu disitulikiti ye Mubende abawera 380 batandise olugendo lwabwe olubatuusa e Namugongo lwebanamalako ennaku 5. Ate bbo abalamazi okuva mu gwanga lya Congo nabava mu Ssaza lye Kasese ne Fort portal abasoba mu 500 batuuse mu disitulikiti ye […]