Amawulire

Eyabadde awambiddwa e Mukono poliisi emutasizza

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko omukazi Dorothy Athieno gwenunudde okuva mu buwambe, nga kigambibwa nti ababdde bamuwambye bakozesezza omukisa okuba nti talina mulimu nebamulimbalimba nga bwebabadde bagenda okumuwa omulimu. Ono owemyaka 19 okuva mu bitundu bye Kakiri e Jinja poliisi egamba nti yagoberedde ssimu okuva […]

Poliisi ekutte ababadde bawambye omusubuzi

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo Police mu district y’e Gomba eriko abasajja 3 beggalidde nga kigambibwa nti baawambye omusuubuzi n’ekigendererwa ekyokufuna ensimbi okuva mu boolugandabe. Ayogerera police mu bitundu bya Katonga, Joseph Musana agambye nti abakwate bawambye Bendicto Nsodho owemyaka 40, omusuubuzi w’eddagala ly’ebirime ku kyalo Kimwanyi […]

Ababaka batabuse olwo’butawereza bantu abatalina ndaga muntu

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Kyeyune Moses Omubaka wa Bugabula South Henry  Kibalya akayukidde gavumenti enyonyole ku kyasaliddwawo nti atalina ndaga muntu ssi wakuweebwa buwereza bwa gavumenti obwenjawulo. Omubaka asinzidde ku byafulumidde mu lupapula lwa Daily Monitor olwaleero, ebyalaze nti waliwo opkutya absinga bandirekebwa ebbali mu okufuna obuwereza. Wabuila mu […]

Kadaga atadde gavumenti ku nninga ku kiwamba bakyala

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Omukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga yemulugunyizza ku kiwamba nekitta abantu ekisisse mu gwanga. Kadaga bwabadde ayogerer mu lutuula lwa palamenti akawungeezi kano agambye nti kuno kutyoboola bakyala abataliiiko musango. Speaker kati atadde gavumenti ku nninga okunyonyola palamenti byebakoze okulwanyuisa ebikolwa bino okubimalawo. […]

Abasawo eb’ekinansi bakukolagana ne polisi mu kulwanyisa obuzzi bw’emisango.

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Mbogo Sadat Abasawo b’ekinnansi mu ggwanga basabye ssaabaduumizi wa police mu ggwanga Martins Okoth Ochola akolaganire wamu nabo okulwanyisa ebikolobero ebigenda mu maaso mu ggwanga. Bano bagamba ssinga watondebwawo akakiiko akanonyereza nga kalimu abasawo b’ekinnansi n’abapolisi kyakuyamba nnyo okuziyiza ebikolwa eby’ettemu, okuwamba abantu, okukwata […]

Abade omuwandiisi w’ekitongole ekiramuzi awadeyo yaafesi.

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Ruth Anderah. Abadde  omuwandiisi w’ekitongole ekiramuzi  kaakano omulamuzi Paul Gadenya  leero lwawadeyo yafesi ye eri abadde omuwandiiisi wa kooti enkulu Isaac Muwata nga ono yamudidde mu bigere. Justice Gadenya ono yakuzibwa nafuulibwa omulamuzi wa kooti enkulu era akakiiko akakola ku by’ekiramuzu nekalonda  Muwata okudda mu […]

Oluguudo lwe Nakalama-Tirinyi- Mbale lusalidwako amazzi.

Ivan Ssenabulya

May 22nd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Ekitongole ekikola ku by’enguudo  ekya Uganda National road authority UNRA kirabude abantu abakozesa oluguudo olugatta Nakalama-Tirinyi- ku Mbale okugira  nga balwesonyiwa kubanga mukaseera kano amazzi galusazeeko. Twogedeko ne Allan Ssemppebwa nga ono yamyuka ayogerera ekitongole kino  nagamba nti oluguudo luno naddala mukitundu […]

Kazoora bamukutte aganda Luzira

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Kitunzi David Kazoora amanyiddwa nga J. Kazoora asimiddwa emyezi 6 mu kkomera e Luzira oluvanyuma lwokulemererwa okusasula loam ya banka ya bukadde 53 obwa shilling. Kazoora kitegzeddwa nti akwatiddwa olwaleero ku Lugogo by-pass by ba wanyondo ba kooti okuva mu Tuskem Associates abamaze […]

Omukazi attiddwa e Kireka

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze mu Acholi Quarter mu Kireka D e Namugongo mu district ye Wakiso baguddemu entiisa bwebagudde ku mulambo gwo’mwana omuwala atemera mu myaka 20 nga gwasuliddwa mu nsiko ku ttaka lya SDA Church e Kireka. Kitegezeddwa nti wabaddewo omwana alabye omulambo guno […]

Ogwa Kitatta gutandise

Ivan Ssenabulya

May 21st, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omuyima wa boda boda 2010 Abudalla Kitata kooti yamagye egaanye okumuwa okweyimirirwa wali e Makindye. Ssnetbbe wa kooti eno Lt. Gen Andrew Gutti ategezeza nti Kitata avunanibwa meisango minenen nnyo kalenga bandimuyimbula nadduka obutadda. Lt. Gutti era alamudde Kitata olwokuba abaddenga nekolagana […]