Amawulire

Ababade baguza abaana amafuta g’enyonyi bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Mu  Kampala ekutte abantu babiri  nga bano babade basuubula amafuta g’enyonyi , nga baguza abaana wano mu Kisenyi nebaganuusa. Abakwatiddwa kuliko omusajja n’omukazi nga bano basangiddwa n’ekidomola kiramba ekya mafuta gano Ekikwekweto ekikutte bano kikulidwamu aduumira polisi  ya Old Kampala Charles Nsaba, […]

Ababaka tebanamanyisibwa ku nkola ya mulago empya.

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Parliament eragidde ministry ekola ku by’obulamu okwanguwa okubategeeza ku ngeri edwaliro lye Mulago gyerigenda okudukanyizibwamu nga liwedde okudabirizza. Edwaliro lye Mulago  lino  kisubirwa nti singa linaggwa lyakufuuka lyakujanjaba ndwadde ez’enjawulo zokka. Bweyabadde ayogerako eri palamenti akawungezii akayise,ssentebe w’akakiiko akakola ku by’obulamu Dr […]

Omusajja eyazaala mumuwalawe akwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. Waliwo omusajja akwatiddwa lw’akudda  ku muwala we n’amuzaalamu omwana . Omukwate mutuuze we Lwabenge mu district ye Kalung kyokka nga yaddukayo ne muwalawe nga amaze okumufunyisa olubuto n’amupangisiza akazigo ku kyalo Ssaza mu Gombolola ya Katwe-Butego mu district ye Masaka. Kigambibwa nti […]

Gavumenti ejeewo omusolo ku bitabo ebitukuvu.

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Emmanuel Ainebyona. Ekitongole ekiwooza ekya URA kyenyudde nekikyusa ekirowoozo ku ky’okuteeka omusolo ku bitabo ebituvu okuli bible ne Quran, nga kaakano bategeezeza nti okutandika n’omwaka gw’ebyensimbi ogujja ebitabo bino tebigenda kuddamu kuwa VAT abadde alina okubigibwako. Kinajukirwa nti eggulo Daily monitor yakoze eggulire nga […]

Owa bodaboda attidwa.

Ivan Ssenabulya

May 16th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba.   Abatuuze be Mwota mu Lukaya town Council mu district ye Kalungu bali mu kutya olwa mutuuze munabwe okuttibwamu bukambwe. Attiddwa abadde avuga boda boda nga ategeerekese nga Muzafaru Magembe owe myaka 28 Okusinziira ku  mukwanogwe Steven Kamya, omugenzi yakomye kulabwako saawa  […]

Banakyewa bagala akabinja akalondoola abakozesa yintaneti

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ebibiina byobwanakyeewa ebitabulidde government olwokutondawo akakiiko kano kebaatuma Electronic Crime Counter Measures Unit, akalondoola abagambibwa okukozesa obubi internet kebagamba nti kaliwo kumalako bantu mirembe. Alipoota efulumuziddwa aba Unwanted Witness   nga kino ky’ekibiina ekirwanirira edembe lyabantu abakozesa internet eraze nga abantu 25  bwebakakwatibwwa […]

Eyabadde atambula nga talina ssente omukono bagutemyeko

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa Gwebatemyeko omukono asaba ali bubi ddala. Sakku Musisi owemyaka 26 omutuuze ku kyalo Nakazibwa  e Kateera mu disitulikiti ye Kiboga, apoceza mu ddwaliro ddwaliro e Mulago. Ono atugambye nti abasajja 4 bamugwikirizza ngadda ewuwe nebasowolayo ebijambiya nebatandika okumutematema omukono nga bwe bamusaba […]

Abe Mukono bali mu kutya olw’obukyaffu

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abakulembeze mu munisipaali ye Mukono beralikirivu olwendwadde ezekuusa ku buligo Cholera ezandibalukawo. Bano bagamba nti abatunda ebyo’kulya ku nguundo nebananyini bizimbe ebyokuuma obuyonjo babivaako nga’basinga kabuyonjo zaabwe zajuula dda. Omumyuka wa mayor we Mukono Jamada Kajoba ategezeza nti waliwo nabata kazambi nakulukutira […]

Omubaka Kyagulanyi yemulugunya ku njaga

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2018

No comments

Bya Moses Kyeyune Omubaka wa Kyaddondo East mu palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine atadde poliisi ku nninga okunyonyola lwaki, olutalo lwabwe baluteeka ku kulwanyisa njaga, songa waliwo nebiragalalagala ebirala. Kyaggulanyi okwemulugunya bwati abadde mu kakaiiko ka palamenti ake ddembe lyobuntu abakulu ba […]

Bahati akubaganye empawa ne Muhakanizi

Ivan Ssenabulya

May 15th, 2018

No comments

Bya Benjamin Jumbe Minister omubeezi owebyensimbi David Bahati akaontanye nomuwandiisi owenkalalira ku byokuwooza ebitabo ebitukuvu Omuwandiisi ow’enkalakalira mu ministry yebyensimbi Keith Muhakanizi, olwaleero ategeezeza nti kino baamaze okukirowoozako, era tebayinza kwejjusa. Bwabadde ayogerera mu kutongoza alipoota ekwata ku by’enfuna bye gwanga eyakoleddwa bank yensi yonna, […]