Amawulire

Amasomero ga gavumenti tegalina byapa

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minisiita w’ebye’njigiriza mu munisipaali ye Mukono nga ye mumyuka wa mayor Jamadah Kajooba mweralikirivu olwamasomero ga gavumenti okuba nti tegalina byappa ku ttaka kwebatudde. Amassomero gano agamba nti kuliko Kati P/S e Katikkolo, Ngandu P/S e Ngandu, Lwezza P/S e Wantoni-Lwezza ne […]

Omuntu omu afiridde mu kubwatuka mu kkolero lye’byuma

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omuntu omu kikaksidda nti afiridde mu kubwatuka okubadde mu kkolero erisanuusa ebyuma erya Yogi steel factory nabalala 7 nebabuuka nebisago, wali mu munispaali eye Njeru mu district ye Buikwe. Omugenzi ye Justus Eyaku ngabadde mutuuze ku kyalo Malindi mu munipaali ye Njeru. […]

Owo’lubuto afiridde mu mataba

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2018

No comments

Bya Steven Ariong Maama owolubuto afiridde mu matana, oluvanyuma lwe mmotoka gyabadde atambuliramu okulemererwa okusala olutindo lwe Lorengechora mu bitundu bye Karamoja lwebajjewo nebasaawo nebasaawo ekigoma. Kino kyavudde ku mazzi amangi agabooze mu kitundu kino. Omugenzi ye Rose Angolere owemyaka 27 ngabadde agenda Soroti mu […]

Abasomesa babanguddwa kungeri yokubonerezaamu abaana

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abasomesa basabiddwa okwetanira enkola endala ezitali za bulabe okugunjula abaana. Okuwabula kuno kubadde mu musomo gwabasomesa ogwe nnaku ebbiri ogwategekeddwa ababulirira aba A-Z Professional Counseling and Support Center, nga guyindidde ku masomero ga Biraali e Bwaise nga gukomekerezebwa olwaleero. Bwabadde ayogerako naffe […]

Poliisi eriko abaana bebanunudde

Ivan Ssenabulya

May 24th, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa ne Ivan Ssenabulya Poliisi e Mukono eriko omwana gwetasizza eyabadde abbiddwa, Chelsea Tezanya, muwala wa Arthur Tazenya omutuuze we Kira. Omwana Chelsea yabadde abbiddwa omukozi aterekese nga Esther Mulekateete eyabadde yakakola mu maka ga Tazenya ennaku 4 zokka. Poliisi egamba nti yasobodde […]

Abakulu ba district babiri bakwatiddwa e Ssembabule

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2018

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Abakungu ba District ye Sembabule babiri bakwatiddwa poliisi wakati mu kunonyereza palamenti kweriko okwokubulankanya kwensimbi. Charles Musinguzi akulira eby’ensimbi e Sembabule n’akola nga engineer, Denis Sekitoleko bebakwatiddwa oluvannyuma lw’okulemwa okulaga ensasaanya y’obukadde 312 ezaali ez’okuddaabiriza enguudo. Bano babadde balabiseeko mu kakiiko ka […]

Museveni alabudde ku kucamukirira kwa Tekinologiya

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Obuyiiya nokuvumbula kwa technologiya mu byobusuzi is kigwana kuyambako okwongauya ebyobusubuzi wabula ssi kudibya empagi ezimanyiddwa ebyobusubuzi kwebitambulira. Okuwabula kukoleddwa President Museveni ngagambye nti abantu abasing berabidde ebyobusubuzi engeri gyebirna okukwatibwamu nebatwalibwa nokukyamukirira kwa technologiya. Presidenti Museveni abadde mu kutongoza olukungaana lwa […]

Gwebatereza Okuwamba omwana bamusse

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda Gwebateberezza okuwamba omwana abatuuze batwalidde amateeka mu ngalo nebamukuba okutuuka okumutta. Bino bibadde ku kyalo Bugodi mu gombolola ye Baitambogwe mu district ye Mayuge. Omugenzi kidiridde okumulaba ngaliko omwana womutuuze ategerekeseko nga Maliki, ngamutwala. Omwogezi wa poliisi mu Busoga east James Mubi […]

Abasawo na’basomesa bakusasulwanga ennaku zebakoze

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abasawo nabasomesa ba gavumenti kakati bagenda kusalulwanga, nnaku zebakoze ngezo zebebulankanyizza ku mirimu ssi bakusasulwa. Okusinziira ku akulira ebyokugula ebituntu mu wofiisi ya ssbaminista Prof Ezra Suruma, kino kyakukolebwa nga bayita mu byuma byebafunye okuva e Bungereza olwaleero nga bibalirirwamu emitwalo gya […]

Gavumenti egwana ebangewo ensawo okuyamba abaana babatemuddwa

Ivan Ssenabulya

May 23rd, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti esabiddwa okubangawo ensawo okuwagira family zabantu abazze bawambibwa nokutibwa mu gwanga. Guno gwemulanga ogwakubiddwa abenganda naddala ababkyala abattiddwa, mu kusaba okubaddewo akakungeezi akayise okwategekeddwa abekiwayi kyabakyala mu kibiina kya Forum for Democratic Change. Abenganda baategezeza nti batubidde anabaena ba mulekwa nga […]